Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ngáyogera ku mugenzi Jacob Oulanyah abadde sipiika Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akinogaanyizza nti ennyonyi Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda...
Omubaka Anita Annet Among alayiziddwa nga sipiika wa parliament ya Uganda omujja, ngádda mu bigere bya Jacob Oulanyah eyavudde mu bulamu bwénsi. Among ye mubaka omukyala owa district ye Bukedea....
Katikkiro Charles Peter Mayiga (atudde wansi), ngaali nÓwek. Kaddu Kiberu Ssentebe wólukiiko oluzzaawo amasiro Bya Kato Denis Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga agambye nti...
Omukazi eyabadde atolose mu kadduukulu ka police ye Lubigi,asindikiddwa mu kkomera e Kigo yebakeyo emyezi mukaaga. Maurine Nabbisa wa myaka 39, mutuuze ku kyalo kye Kawoko mugombolola ya Wakiso mumyuka...
Musajjamukulu owemyaka 63 asindikiddwa mu kkomera e Kitalya, kigambibwa nti yabbye ekitabo ekitukuvu ekya Bayibuli. Joseph Okello nga mutuuze we Makerere Kivulu ku njegoyego z'ekibuga Kampala,asimbiddwa mu kkooti ento...
Ababaka ba parliament abóludda oluvuganya government nga baakamala okulonda Asumaan Basaalirwa. Oludda oluvuganya government mu parliament lulonze owa JEEMA Asumaan Basaalirwa era omubaka wa Bugiri Municipality...
Omusirikale wa police nga yetegereza emu ku mmotoka egambibwa okuba nga yabbibwa ku muntu Bya Kato Denis Abantu bataano bakwatiddwa okuyambako police mu kunoonyereza ku bubbi...
Abakulembeze mu district ye Gomba basazeewo okuwandiikira abakulembeze ba district ye Butambala, nga beemulugunya eri district ye Butambala okukakkana ku kibira ekisangibwa mu district ye Gomba nekisaanyawo. Ekibira kino kya...