Omugenzi Jacob Oulanyah Government kyaddaaki ekakasizza nti omulambo gw’abadde sipiika wa parliament Jacob Oulanya gwakukomezebwawo kuno ku lwokutaano lwa wiiki eno nga 1st April,2022. Jacob Oulanya...
Wilson Ssenyonga agambibwa okuba nti abakaka Ssewannyana ne Sseggirinya gwebaatuma okutematema abantu mu bitundu bye Masaka Kyadaaki kooti ento e Masaka esindise ababaka ba parliament...
Police mu district ye Bugweri eriko Omusajja kaggwe ensonyi gwekutte neggalira,ku bigambibwa nti asangiddwa ng'asobya ku mwana ebbujje lya mwaka. Omukwate yakategerekekako erinnya limu erya Sharif wa myaka 30, ebujje...
Milly Babalanda Minisiter w'ensonga za president Olukiiko lw'abavubuka mu ggwanga olwa national youth council luwandiikidde minister w'ensonga zobwa president Milly Babalanda, lwemulugunya olw'okusuulibwa kw' abamu ku...
Senegal ba nnantameggwa ba AFCON 2021 Amawanga ataano gayiseewo okwesogga omutendera gw’ebibinja, ogw’okusunsulamu amawanga aganakiika mu mpaka za Africa Cup of Nations,ezinabeera mu Ivory Coast omwaka...
Julius Hakiza mwogezi wa police mu bitundu bya Muttanzige Akulira eby'okunoonyereza ku buzzi bw'emisango e Kagadi nga ye George Kyuma asangiddwa ng'afiiridde mu nju. Abadde asula...
Sipiika wa parliament Anita Annet Among eyakalondebwa ku kifo kino aliko bingi byafaanaganya n'omumyuka we Thomas Tayebwa,ng'oggyeko okuba nti bombi bannakibiina kya NRM. Bombi baliko ebifo ebyamaanyi byebaalekulidde okwesimba ku...
Police ya Uganda eyimirizza okuwa abantu ba bulijjo emmundu, n’ebitongole by’obwananyini ebya securiko okutuusa ng’omulimu gw’okufuna ebyogera ku mundu zonna eziri mu mikono gy’abantu gumaliriziddwa. Enteekateeka y'okuwandiisa emmundu zonna ezikozesebwa...