Omukyala Jane Kajoina Maama w’omuyimbi Gereson Wabuyi amanyiddwa nga Gravity Omutujju afudde. Kitegeerekese nti maama wa Gravity abadde yebase embeera netabuka, bagezezaako okuyandayandako bamudduse mu ddwaliro nassa ogw’enkomerero!
Read moreEbitongole ebyenjawulo biwagiddde ekijjulo kya Kaliisoliiso ekitegekebwa Laadiyo ya Ssaabasajja Kabaka CBS FM Ekijjulo kitegekebwa buli mwaka ng'ekyomwaka guno kyakuyambako okusonda ensimbi ez'okuzimba ekifo ewajjanjabibwa abagudde ku kabenje. Katikkiro asinzidde...
Read moreAbasajja balinga bapantagonia tebamatira - bakubuuza Kabaka aliwa, bw'obamuwa nga bakubuuza Kabaka Mwanga aliwa? Akawakati kano katuweereddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, mu kyeggulo kya Kaliisoliiso dinner 2024....
Read moreOmuloodi wa Kampala Ssalongo Erias Lukwago aleese motto z'amaka 2 ezisizza abantu enseko. 1.Obufumbo KCCA - tebugwamu kugugulana 2.Abaami bonna abafumbo be ba Lukwago - ebizibu bye waka bisiiba bibalaajanya ...
Read moreMukawefube owookutasa abantu abafuna obubenje ku Luguudo lw'e Masaka, Obwakabaka bwa Buganda nga buyita mu CBS fm nga buli wamu ne bannamikago aba Rotary, baatandika enteekateeka y'okuzimba ekifo awajanjabirwa abafunye...
Read more