Omuwabuzi wa president ku nsonga z'ekinnamagye era omukwanaganya w'ekitongole kya Operatiion Wealth Creation Gen Caleb Akandwanaho amanyiddwanga Gen Salim Saleh aweze abategesi b'ebivvulu obutaddamu kulinnya mu makaage ege Gulu, nti...
Ekibiina kyébyobufuzi ekirwanirira eddembe lyabawejjere ki National Peasants’ Party (NPP) kitongozza obukulembeze bwakyo obuggya, omuyimbi Hajjati Stecia Mayanja yalayiziddwa ku bwa President. Omukolo gw'okumulayiza gubadde ku Nkima Gardens e Nansana....
Omuyimbi Daudi Mugema afiiridde mu Ssanyu Hotel e Gulu, gyeyagenze n'ekigendererwa eky' okusisinkana Gen. Salim Sale mukwano gwe okumala akaseera era abadde amukwasizaako okufuna obujanjabi. Abadde amaze akabanga ng'atawanyizibwa ebirwadde...
Bannabitone ne mikwano gy'omugenzi Paul Kato Lubwama bategese ekyoto ekyenjawulo okumujjukira. Kato Lubwama yawezezza emyaka 2 bukyanga ava mu bulamu bwansi eno, yafa nga 07 June,2023 ku myaka 53 egy'obukulu....
Omuyimbi Stecia Mayanja akiise embuga n'asisinkana Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, okumwanjulira ekivvulu kye kyateeseteese nga 07 June,2025 ku Serena Hotel mu Kampala. Katikkiro akubirizza bannabitone obuteerabira...