Ministry y'eby'obulamu egumizza bannauganda nti akawuka ka covid 19 akakeeyubula akaatuumiddwa Omicron nti tekanatuuka mu Uganda, wabula nti abantu balina okujjumbira okwegemesa, nti kubanga eddagala eryo sisobola bulungi okukakendeeza amaanyi...
Read moreKatikkiro Charles Peter Mayiga ng'annyonyola ku nteekateeka Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza entekateeka ezókutereka omubiri gwa Namasole Margret Nagawa Siwoza eyazaamye. Mu nteekateeka efulumiziddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, omubiri...
Read moreA fatal accident at Rwimi town in Kabarole district in 2011. Photo by Ruth Katusabe Omuntu omu afiiriddewo mbulaga ng'ono yabadde ddereeva w'emmotoka ya taxi Number UBG 572K egudde neyefuula...
Read moreSsabawolereza wa gavumenti ya Uganda Kiryoowa Kiwanuka abuulidde palament nti gavument tenalemererwako kusasula bbanja ery'obuwumbi 700 eryewolebwa mu Exim Bank eya China, okugaziya ekisaawe ky'ennyonyi ekya Entebbe International Airport nti...
Read moreOmukadde ng'ayambibwako okutambula obutasigalira ng'Omutanda amaze okusimbula emisinde Abaddusi ababadde bakungaanye okwetoloola olubiri, Kabaka olusimbudde nebadduka nga boolekera oluguudo lwa Kabakanjagala Abamu ku Bazzukulu ba Buganda mu Busoga Bano baddukidde...
Read moreAbaddukanya kampuni y'ennyonyi y'eggwanga Uganda Airlines baanukudde ku kikolwa ky'omu ku basaabaze ayakwatiddwa ku katambi ng'atembeeya enseenene mu nnyonyi! Abakulu mu Uganda Airlines baliko ekiwandiiko kyebafulumizza nga bavumirira ekikolwa ky'okutunda...
Read moreEssiga lya Kampala Capital City Authority ery'ekikugu liwanjagidde linnaalyo ely'ebyobufuzi erikulemberwa loodi mmeeya okubayambako okutereeza mu tteeka mwebayinza okuyita okusolooza omusolo mu bannaKampala. Minister omubeezi owa Kampala Kyofatogabye Kabuye agambye...
Read moreAb’oluganda lw’omugenzi Sheik Muhammed Abas Kirevu eyattibwa abakuuma ddembe ku lwókuna lwa ssabbiiti ewedde ku bigambibwa nti abadde yenyigira mu bikolwa ebyókuvujjirira nókuwandiisa abayeekera ba ADF, era abatega bbomu ku...
Read moreWabaddewo akasattiro e Mengo Kisenyi okumpi ne paaka ya taxi, abakolerawo bwebagudde ku kintu ekiteeberezebwa okuba bbomu nebabuna emiwabo. Wabaddewo akasattiro e Mengo Kisenyi okumpi ne paaka ya taxi, abakolerawo...
Read moreOmukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda Omukulembeze wa Rwanda Paul Kagame akyakalambidde ku byókuggula ensalo zéggwanga lye ne Uganda, ngágamba nti abannyarwanda abayingira...
Read more