Parliament etandise okwekenneenya ensonga y'Abanyarwanda abaazaalibwa mu Uganda abegattira mu kibiina ekya Bavandimwe, abagambibwa nti bazze basosolebwa ebitongole bya government nti nga bibayisa ng'abagwiira. Ekiwandiiko ekirimu okwemulugunya kwabavandimwe kisomeddwa mu...
Ebivudde mu bigezo bya MOCK ebyakolebwa abasomesa ba P.7 abawera 52 mu district ye Nakaseke biraze nti abasomesa abamu tebawezezza bubonero obw'ebitundu 50%. Ebigezo bino byatuulibwa nga 13 March,2024, oluvannyuma...
Dr. Martin Jorem Okech Aliker, munna Uganda eyasooka okukola eddwaliro erijjanjaba amannyo mu ggwanga afudde ku myaka 95 egyóbukulu. Dr.Alike yazaalibwa mu mwaka 1925 mu district ye Gulu. Wafiiridde abadde...
Ssaabalabirizi w'eKanisa ya Uganda The Most Reverand Dr. Samuel Kazimba Mugalu acoomedde government ya Uganda olw'okuwamba amasomero agatandikibwawo ekanisa nga gayambibwako government, agamanyiddwa nga church founded - government aided Schools,...
Abayizi 4 okuva ku ttendekero lya Buganda Royal institute of Business and technical education Kakeeka Mengo bafiiridde mu kagudde ku luguudo olugenda e Garuga mu town council ye Katabi mu...
Police mu district ye Kassanda ekutte era neggalira ssemaka ateberezebwa okutemula mukyala we ng'amuteebereza okuba ng'abaliga. Omukwate ye Tuesday Venansio atemera mu gy'ibukulu 41, mutuuze ku kyalo Lusaana ekisangibwa mu...