Police e Kasangati eggalidde omuserikale waayo Kadda Samuel , ng'emulanga kusiwuuka mpisa n’akabassanya muwalawe ow’emyaka 13. Omwana ono amannya gasirikiddwa, ategeezezza nti kitaawe bwebasula mu Kisenge ekimu ku buyumba obwakazibwako...
Laddu ekubye abayizi b'e ssomero lya Maaya Primary School erisangibwa mu gombolola ye Lubimbiri mu district y'e Mubende, omuyizi omu afiiriddewo ate abalala 13 bakoseddwa byansusso. Omwana afudde ye Kaluhanga...
Abantu 5 bakakasiddwa nti bafudde, abalala tebalabikako, eryato mwebabadde basaabalira libabbise mu nnyanja Nalubaale mu kiro ekikeesezza leero nga 30 September,2024 ku ssaawa nga musanvu ekiro. Babadde bava ku kizinga...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abakozesa enguudo okukendeeza endiima n'okuvugisa obuvunaanyizibwa, era n'asaba nebekikwatako okukozesa ennimi abantu zebategeera ku bupadde bw'okunguudo okwewala obubenje Abadde yeetabye ku kyeggulo kya...
Frank Nyakaana Rusa abadde akulira eby'amateeka mu KCCA alondeddwa okugira ng'akolanga ssenkulu w'ekitongole kino ekiddukanya Kampala okudda mu bigere bya Dorothy Kisaka. Nowere Robert alondeddwa ku ky'obumyuka ate Dr Sarah...
Abayizi 1463 abaali baasaba okwegatta ku bbanguliro lya bannamateeka erya Law Development Centre bebaali baalekebwa ebbali, nga ligamba nti abayizi bangi ate nga teririna nsimbi. Mu August w'omwaka guno 2024...
Government erangiridde nti Uganda yakujjaguza olunaku lw'abakadde munsi yonna nga 1 October,2024 ebikujjuko byakubeera mu Kibuga Masaka ku Liberation Square. Olunaku lwakutambulira ku mulamwa ogw'okukuuma n'okulwanirira eddembe ly'abakadde kubanga bulyomu...