Parliament eyisizza etteeka ku biyiiye – abanaalimenya bakusibwa emyaka 10 oba okusasula obukadde bwa shs 40
Ssaabasajja Kabaka asiimye naalambulako ku basuubuzi b’akatale ke Katwe akaayidde omuliro emmaali nesaanawo – bagambye bafunye essuubi eriddamu okukola n’amaanyi
Police ekutte abakozi 7 aba Court Yard hotel bagiyambeko mu kunoonyereza ku batemu b’emmundu abaalumba omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda
Parliament eyagala eddwaliro ly’e Kiruddu libeere lyabwereere awatali kusasulayo sente neemu – aba ‘Private’ baggyibwewo abagala bagende mu g’obwannanyini
Canon Fred Kazibwe abadde akulira King’s College Budo awaddeyo wofiisi eri Godfrey Kasamba headmaster omujja
Omusuubuzi w’e Masaka afiiridde mu kabenje akagudde ku Entebbe Express – afudde n’abaana be babiri
Omuliro gusaanyizzaawo emmaali y’abasuubuzi mu katale ke Katwe
Omubaka Enos Asiimwe Kanywamacunda asimattuse ab’emmundu – abuuse ku kizimbe kya woteeri kya myaliriro esatu
Abasumba ba Eklezia mu Uganda 18 boolekedde Vatican mu Roma okuwoza olutabaalo lw’emirimu gy’Obutume
Ebigezo by’abayizi abatuula UACE 2026 bikomyewo – abayizi beyongedde okukola amasomo ga science n’okugayita
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM

Amawulire

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu bendobendo lya West Nile, gyagenda okutongoleza nokutandiika kampeyini ze mu butongole okuwenja akalulu akanamutuusa mu ntebbe yobwa President omwaka ogujja.

Omukulembeze wekibiina kya National Unity Platform era avuganya ku Entebbe yomukulembeze weggwanga lino Robert Kyagulanyi Ssentamu Bobiwine, asimbudde okwolekera mu bendobendo lya West Nile, gyagenda okutongoleza nokutandiika kampeyini ze mu...

Read more

Abakulu ku ssetendekero wa Makerere, batandise ku ddimu ly’okukyusa amakulu g’obubonero bweggwanga noluyimba lweggwanga mu nnimi ezenjawulo, okusobozesa banna Uganda, okubinyonyoka nokusikiriza bannansi ku kwagala ensi yaabwe.

Abakulu ku ssetendekero wa Makerere, batandise ku ddimu ly'okukyusa amakulu g'obubonero bweggwanga noluyimba lweggwanga mu nnimi ezenjawulo, okusobozesa banna Uganda, okubinyonyoka nokusikiriza bannansi ku kwagala ensi yaabwe. Munteekateeka eno etandise...

Read more

Eyaali director wekitongole ekiketera munda mu ggwanga ekya internal security organisation Col Kaka Bagyenda omukulembeze weggwanga gweyaali alonze nga omubaka wa Uganda mu ggwanga lya Angola ,talabiseeko eri akakiiko ka palament akakuba ttooki mu bakulu omukulembeze weggwanga baaba awadde obukulu.

Eyaali director wekitongole ekiketera munda mu ggwanga ekya internal security organisation Col Kaka Bagyenda omukulembeze weggwanga gweyaali alonze nga omubaka  wa Uganda mu ggwanga lya Angola ,talabiseeko eri akakiiko ka...

Read more

Omukulembeze wekibiina Kya National Unity platform Robert kyagulanyi Ssentamu Bobi wine agobye Abe byokwerinda abamuweredwa akakiiko ke byokulonda nga agamba nti bano batandikidde mu kumutulugunya atenga babamuwadde kumukuuma.

Omukulembeze wekibiina Kya National Unity platform Robert kyagulanyi Ssentamu Bobi wine agobye Abe byokwerinda abamuweredwa akakiiko ke byokulonda nga agamba nti bano batandikidde mu kumutulugunya  atenga babamuwadde kumukuuma. Kyagulanyi Ssentamu...

Read more
Page 241 of 256 1 240 241 242 256

Welcome Back!

Login to your account below

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Add New Playlist