Abantu 4 okuli n'omujaasi w'eggye lya UPDF ku kyalo Kobushera mu district ye Kagadi bapookya nebiwundu, ebibatuusiddwako empologoma eyadduka mu kkuumiro ly'ebisolo erya Kibaale National game park. Abapooca bebamu...
Bya Ddungu Davis Abadde sipiika wa parliament ya Uganda Jacob L'okori Oulanyah aziikiddwa ku kyalo Ajuri mu gombolola ye Lalogi mu district ye Omoro. Oulanyah aziikiddwa oluvannyuma lw'ennaku 20...
Okuva ku kkono, omumyuka wa supreme Mufti sheik Shaban Ntanda, Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga,supreme mufti sheik Muhammad Shaban Galabuzi,omumyuka asooka owa Katikkiro Owek.Twaha Kawaase,omumyuka...
President Felix Tshisekedi ng'ateeka omukono ku ndagaano eyingizza DRC mu EAC Democratic Republic of Congo (DRC) mu butongole yegasse ku mukago gw'amawanga g'obuvanjuba bwa Africa ogwa...
Adonia Ayebare omubaka wa Uganda mu United Nations Uganda nate omulundi ogw'okubiri ogwomuddiringanywa esigadde nampawengwa, ku nsonga z'okukangavvula Russia olw'ebikolobero byekoze ku Ukraine. Ensi ezirina obwa...
Rebecca Alitwala Kadaga minister avunaanyizibwa ku nsonga z'omukago gwa East African Community Kyaddaki Uganda eweereddwa ebifo ebisinga obungi eby’obukulembeze obw’okuntiko mu mukago gwa East African Community....
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku nsolo zoomunsiko mu ggwanga ki Uganda Wildlife Authority kitadde omukono ku ndagaano ne kampuni bbiri okuli eya Tiang Tang Group ne Wildplaces Africa, okuzimba ebisulo ebipya ebigenda...