Police mu district ye Buduuda etandise omuyiggo gw’Omukazi akkakkanye ku baana beyezaalira naabatematema omubiri gwonna nebafa. Enjega eno egudde ku kyalo Bukibumbi ekisangibwa mu gombolola ye Bukalasi mu district ye...
Abatandiisi b'amasomero ag'obwananyini abegattira mu kibiina Kya National Private Educational Institutions Association Uganda beweze okusimbira ekkuuli enteekateeka ya government ey'okugereka ebisale by'amasomero. Bagamba nti enteekateeka eno tereeteddwa mu mutima mulungi...
Brother Father Annattooli Waswa abadde munnaddiini ate Omusawo ow'ekinnansi ajjanjabisa obutonde. Father Annattooli Waswa abadde mukugu mu kunoonyereza ku by'obuwangwa n'eddwadde, era abadde munoonyereza ate omuvumbuzi w'eddagala ly'obutonde. Enkya ya...
Police mu district ye Luuka etandise okunoonyereza ku kivuddeko omuliro ogusaanyizaawo ennyumba, mufiiriddewo omuvubuka wa myaka 22 n'ebintu byonna bisanyeewo. Enjega eno egudde ku kyalo Buwutu mu gombolola ye Ikumbya ...
Abantu babiri bafudde n'abalala 9 baddusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Mulago nga bali bubi taxi mwebabadde batambulira NO.UAW 987 Y eremeredde omugoba waayo neyeesolossa mu kiwonvu ekiri ku nkulungo ya...