Police e Kamuli ekutte omukyala Aine Kembabazi, agambibwa okuba nti abadde yeyita omusirikale w'eggye Lya UPDF naggya ku bantu sente. Omwogezi wa police mu kitundu ekya Busoga North ASP Kasadha...
Nabbambula w'omuliro akutte omuliro mu kibuga Mityana, asaanyizaawo ebintu bya bukadde na bukadde. Omuliro guno ogutannamanyika kweguvudde gwatandise ku ssaawa nga mukaaga ez'ekiro. Abaddukirize bagamba nti omuliro gwatandise ku ssaawa...
Abavubi 2 bagudde mu Nnyanja nebafiiramu ku mwalo gwe Mpenja-Kiteredde mu gombolola ye Mpatta mu District ye Mukono. Abavubi basatu bebabadde ku lyato neryebbika mu nnyanja, wabula omu asobodde okuwuga ...
Abakulembeze mu District ye Buduuda bakiikidde government ensingo, bagamba nti omuwendo gw'esimbi obukadde 17m zeyasazeewo okuliyirira abatuuze bonna abasangibwa mu bifo ebitawanyizibwa okubumbulukuka kw'ettaka ku lusozi Masaaba babyamuke nti sente...
Henry matovu Dalton abeera ku kyalo Kirinda Misaali Masaka mu Buddu. Yasomera ku light junior primary school Kikoto e Kalungu Bweyamala yegatta ku light secondary School kitoma e Kalungu gyeyamalira...
Bannauganda bangi naddala Abatwa , Abanyabindi ne Benet nga bano basangibwa mu nsozi za Elgon ne Manyagori, mu bibira byé Bundibugyo,Kisoro,Kabale náwalala nti bangi tebalina era tebalabanga ku ndagamuntu, wadde...
Ngénsi yonna yeteekerateekera okukuza olunaku lw`okukuuma obutonde bwensi munsi yonna olugenda okukwatibwa nga 02.February 2023, government ya uganda etegezezza nti ebyapa byéttaka ebisoba mu 300 ebyábantu abesenza mu ntobazi bimaze...
Olukiiko olwokuntikko olufuga ekittavu ky'abakozi ki NSSF lulumirizza obukulembeze bwékitongole kinoobwaliko nga bukulirwa Richard Byarugaba ne Patrick Ayota nti lwakukuta ne minister w'ekikula ky'abantu Betty Amongi okuyisa ensimbi obuwumbi 6,...
Akakiiko akavunaanyizibwa ku by'enjigiriza mu matendekero aga waggulu, National Council for Higher Education kakkiriza era nekawa Muteesa I Royal University Charter egikkiriza okugaba ebbaluwa ez'emitendera gy'ebyenjigiriza gyonna. Kino kitukiddwako oluvannyuma...