Abavubi 2 bagudde mu Nnyanja nebafiiramu ku mwalo gwe Mpenja-Kiteredde mu gombolola ye Mpatta mu District ye Mukono.
Abavubi basatu bebabadde ku lyato neryebbika mu nnyanja, wabula omu asobodde okuwuga nasimattuka.
Mu kiseera kino bannabwe bakazuulako omulambo gumu, era omuyiggo gukyagenda mu maaso.#