• Latest
  • Trending
  • All

Wuuno omuzibe wámaaso asomesa abaana okukuba ebivuga – kyakulabirako

February 2, 2023
Omuyimbi Mesach Ssemakula yoomu ku bagenda okusoya abamegganyi ba Bbingwa 2025 ku CBS Emmanduso

Omuyimbi Mesach Ssemakula yoomu ku bagenda okusoya abamegganyi ba Bbingwa 2025 ku CBS Emmanduso

July 9, 2025
Obukulembeze obwengeri yonna bulina okufaayo eri abantu – Katikkiro Mayiga asisinkanye bannarotary aba District 9213

Obukulembeze obwengeri yonna bulina okufaayo eri abantu – Katikkiro Mayiga asisinkanye bannarotary aba District 9213

July 9, 2025
Ebibiina by’obufuzi ebitali mu IPOD tebigeenda kuweebwa nsimbi kuva mu government

Ebibiina by’obufuzi ebitali mu IPOD tebigeenda kuweebwa nsimbi kuva mu government

July 9, 2025
Vipers FC ekaansizza omuteebi Mark Yallah – munnansi wa Liberia

Vipers FC ekaansizza omuteebi Mark Yallah – munnansi wa Liberia

July 9, 2025
PFF eronze obukulembeze obuggya – Dr.Kiiza Besigye naalabula abali ku ludda oluvuganya abakozesebwa government

PFF eronze obukulembeze obuggya – Dr.Kiiza Besigye naalabula abali ku ludda oluvuganya abakozesebwa government

July 8, 2025
Pr.Dr. Maka Moses Ndimukika abadde Ssaabalabirizi w’ekanisa y’abadvent mu Uganda –  kati yaakulira obuvanjuba námasekkati ga Africa

Pr.Dr. Maka Moses Ndimukika abadde Ssaabalabirizi w’ekanisa y’abadvent mu Uganda – kati yaakulira obuvanjuba námasekkati ga Africa

July 8, 2025
Rugby Cranes etandise bubi mu mpaka za Africa Cup of Nations 2025 e Namboole

Rugby Cranes etandise bubi mu mpaka za Africa Cup of Nations 2025 e Namboole

July 8, 2025
CBS efunye engule okuva mu NEMA – lwa kulwanirira butonde bwansi

CBS efunye engule okuva mu NEMA – lwa kulwanirira butonde bwansi

July 9, 2025
Kalangala efunye ekyombo ekipya -MV ORMISTON

Kalangala efunye ekyombo ekipya -MV ORMISTON

July 9, 2025
Walusimbi Godfrey eyaliko omuzannyi wa Uganda Cranes ye mugenyi ow’enjawulo mu Bbingwa ku CBS Emmanduso

Walusimbi Godfrey eyaliko omuzannyi wa Uganda Cranes ye mugenyi ow’enjawulo mu Bbingwa ku CBS Emmanduso

July 9, 2025
President Museveni ayisizza ebiragiro ebiggya ku bantu abatankanibwa obutuuze bwabwe – okuva mu mwaka gwa 1962

President Museveni ayisizza ebiragiro ebiggya ku bantu abatankanibwa obutuuze bwabwe – okuva mu mwaka gwa 1962

July 8, 2025
Enteekateeka y’okukuza amatikkira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 32 nga 31 July,2025 ku muzikiti  e Kibuli

Enteekateeka y’okukuza amatikkira ga Kabaka ag’omulundi ogwa 32 nga 31 July,2025 ku muzikiti e Kibuli

July 7, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Wuuno omuzibe wámaaso asomesa abaana okukuba ebivuga – kyakulabirako

by Namubiru Juliet
February 2, 2023
in Amawulire
0 0
0
0
SHARES
51
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Henry matovu Dalton abeera ku kyalo Kirinda Misaali Masaka mu Buddu.

Yasomera ku light junior primary school Kikoto e Kalungu

Bweyamala yegatta ku light secondary School kitoma e Kalungu gyeyamalira S.4 mu 2004.

Yegatta ku ttendekero lyábasomesa ba primary erya Kabukunge PTC bweyamaliriza mu 2007.

Matovu agamba nti mu 2011 amaaso gaatandikiriza mpola okumusiiwa nékyaddirira kwali kuzibira ddala, nábeera nga takyalaba.

Yagenda mu malwaliro gámaaso nebamukeberako wabula teyafunawo njawulo kati emyaka 12 tamanyi nsi bwefaanana.

Henry Matovu Dalton ngáli nómusasi wa CBS Emmanduso Zizinga Mike eyamukyaliddeko

Embeera eno eyókuziba amaaso yamulemesa okugenda mu maaso nómulimu gwe ogwókukwata ennoni okusomesa abayizi, wabula teyeetuulako, yasalawo okutandika okuyiiya ennyimba zámasomero,  n’okutenda abaana okuyimba n’okukuba ebivuga.

Henry Matovu Dalton agamba nti amasomero agabeera gasiimye okumupatana gamusasulayo akasente akatonotono, akamuyamba okubeerawo.

Mu biseera ebyóluwummula akunganya abaana bókukyalo nábatendeka okukuba ennanga, abazadde bwebasiima nebamuwaayo akasiimo konna kebabeera bagadde.

Matovu ngáli nábaana bayigiriza okukuba ennanga

Abayizi bwebaddayo ku masomero, Matovu agamba nti embeera lwesiinga okumukaluubirira, nti kubanga abaana baatendeka bamumalako ekiwuubaalo mu luwummula ate nókufunayo akasente akamubezaawo okuva mu bazadde babwe.

Asaba abazira kisa bamudduukirire ayongere okufuna ebivuga ebirala, okugaziya omulimu gwe abeere ngásobola okutendeka abavubuka abalala.

Mu kiseera kino alina ennanga emu gyátendekerako abaana.

Henry Matovu Dalton ngáli nábayizi batendeka okukuba ennanga

Henry Matovu Dalton yebazizza Ssaabasajja Kabaka olwókusembeza abantu abaliko obulemu nábateerawo nólunaku lwabwe mu Buganda, olukuzibwa mu December buli mwaka, ekyóngera okubawa essuubi nti nabo basobola.

Akubiriza abazadde abalina abaana abaliko obulemu baleme kubakweka wabula babayambe babeeko byebayiga.

Henry Matovu Dalton ali ku ssimu 0759320932

Bisakiddwa: Zizinga Mike

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omuyimbi Mesach Ssemakula yoomu ku bagenda okusoya abamegganyi ba Bbingwa 2025 ku CBS Emmanduso
  • Obukulembeze obwengeri yonna bulina okufaayo eri abantu – Katikkiro Mayiga asisinkanye bannarotary aba District 9213
  • Ebibiina by’obufuzi ebitali mu IPOD tebigeenda kuweebwa nsimbi kuva mu government
  • Vipers FC ekaansizza omuteebi Mark Yallah – munnansi wa Liberia
  • PFF eronze obukulembeze obuggya – Dr.Kiiza Besigye naalabula abali ku ludda oluvuganya abakozesebwa government

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist