Abatuuze be Kapeeka mu Luweero bakeeredde mu kutya bwebagudde munnabwe agambibwa okuba nti yawambibwa nga 27 December,2022 nga yasuuliddwa mu kitundu ekyo wabula ng'embeera ye tetegeerekeka wabula ng'ayambaziddwa bulungi. Azuuliddwa...
Abatuuze mu kitundu kye Buloba mu district ye Wakiso bafunye ku buweerero ab'ekitongole ekivunanyizibwa ku bisolo byo munsiko ekya Uganda Wildlife Authority, basitukiddemu okubataasa Engo ebadde ebatadde ku bunkenke. Ab'ekitongole...
Ssabalondoozi w'ebitabo bya government John Muwanga akizudde nti emiti gy'amasanyalaze egyakozesebwa okusaasanya amasannyalaze mu byalo nti gyali gya mutindo gwa wansi nnyo era ng'egisinga gyavunda amasannyalaze teganatongozebwa kukola. Omulimu guno...
Ebyamaguzi bya bukadde bwa nsimbi bitokomokedde mu muliro ogukutte akatale ka Buwenge central market mu district ye JInja. Omuliro gutandise ku ssaawa mwenda mu kiro ekikeesezza leero. Abatuuze ne police...
Police mu Kampala n’emiriraano etubidde n’obuwangwa bw’abantu 3 n’eccupa z’omusaayi oguteeberezebwa okubeera ogw’abantu oba ebisolo, byezudde mu ssabo ly’omutuuze e Masajja ku lw'e Busaabala. Mu kikwekweto ekikoleddwa police, ezudde musajja...
Olwaleero ziri ennaku z'omwezi 6 February,2023 eggye ly'eggwanga erya UPDF lijaguza bwegiweze emyaka 42 bukyanga bayeekera ba NRA balumba enkambi ye Kabamba mu District ye Mubende, mu lutalo olwaleeta government...
Abakulistaayo mu kanisa y'e Nkozi mu busaabadinkoni bwe Nabusanke mu Central Buganda diocese mu district ye Mpigi bali mukwewunaganya, olw'abantu abatanategereka abagenze ku kkanisa yabwe nebagibambulako amabaati gonna nebagatwala. Ekkanisa...