Olukiiko lwaba minister ku ludda oluvuganya government lutandise ku nteekateeka y’okukungaanya ebirowoozo okuva mu babaka booludda oluvuganya government, kwebyo byebandyagadde biteekebweko essira mu mbalirira yeggwanga eyomwaka ogujja 2023/2024. Embalirira eno...
Manchester United yagudde ku kyokya oluvanyuma lwa Club ya Liverpool okugikuba goolo 7 – 0 mu mpaka za Premier League, wabula guno sigwemulundi ogusoose ng’ekubwa goolo enkumu. Mu October wa...
Abadde munnamateeka omukulu ow’ekibiina ki National Unity Platform Anthony Wameli aziikiddwa ku biggya byabajjajjabe ku kyalo Bukhaweka mu district ye Namisindwa. Abadde munnamateeka omukulu ow’ekibiina ki National Unity Platform Anthony...
Ekkanisa ya Uganda erangiridde nga bwegenda okujira ng’egaddewo amasomero gaayo agatudde ku ttaka lyayo erye Nakanyonyi e Mukono mu Kyaggwe, okutuusa nga government evuddeyo n’eddagala eryenkomeredde ku nkayaana eziri ku...
Abantu bataano nga basatu ku bano bakyala abasuliridde okuzaala bawonye okufiira mu kabenje, ambulance ebadde ebaddusa mu ddwaliro e Kabale bweremeredde omugoba waayo, ne yerinddigula ekigwo. Akabenje Kano kagudde ku...
John Nagenda afiiridde ku myaka 84 egy’obukulu. Nagenda y’abadde omuwi w’amagezi eri president Yoweri Kaguta Museven ku nsonga z’eby’amawulire. Okusinziira ku Minister avunaanyizibwa ku nsonga z’obwapresident Milly Babalanda, John Nagenda...
Omuliro ogutandise ku saawa munaana ez’emisana gusaanyizzaawo ekisulo ky’abayizi ba Bukonte Seed secondary school e Namutumba mu Busoga. Mu kiseera wegukwatidde abayizi bonna babadde mu bibiina, era tewali noomu ayokeddwa...