Abaffudde ye Herbert Bakesigeki 22 omutuuze we Kyatuulo n'omulala ategerekeseko erinnya limu lya Charles nga ono abadde mukozi mu faamu ya Nzuneki mu gombolola ye Mijwala e Ssembabule bagudde mu...
Police y’ebidduka eriko byezudde ku kabenje k'emmotoka Sino truck eyayingiridde essomero lya Kasaka SS e Kanoni mu Gomba n'etta abayizi, yasoose kuzikira yingini, kyaleetedde Gas agiyambako okusiba okugaana okukola. Emmottoka...
Abaana babiri ab'omutuuze Ssevume Yuda ku kyalo Kasenyi mu town council ye Kigangazzi e Bukomansimbi bagudde mu luzzi nebafiiramu. Abaana bano kuliko ow'emyaka 12 ne 10 nga babadde bagenze kukima...
Abayizi bana bakakasiddwa nti baafiiriddewo mbulaga oluvanyuma lw’emmottoka ey’ekika kya Sino truck namba UBL 790J okuwaba nekiyingirira essomero lya Kasaka Secondary School mu Gomba. Abafudde kuliko Asege Hilda S.5 ,Mawanda...
Akakiiko akenjawulo akaatereddwawo okukunya ba minister bonna aboogerwako nti begabanya amabaati agaali galina okuwebwa abantu be Kalamoja, katandiika leero okukola omulimu gwako ogw’okunonyereza ku ngeri ba minisita bano gyebafunamu amabaati...
Police e Kawempe mu Kampala n’emiriraano eggalidde omusumba Robert Ssenfuma,emulanze kutulugunya baana abawala n’ekigendererwa ekyokubafunamu ensimbi. Waliwo omwana Omuwala Nassande Tendo emyaka 10, yeyekubidde enduulu eri police nga yeemulugunya ku...
Amasasi ganyoose mu kabuga ke Ssemuto mu district ye Nakaseke, police bwebadde egezaako okukwata ateberezebwa okubeera omutemu ,amasasi gebakubye gakutte omusuubuzi abadde mu dduka lye nafiirawo. Bino bibadewo ku saawa...
Katemba yefuze olukiiko lwa KCCA ku city hall mu Kampala, abamu ku bakiikiridde kampuni ezaawebwa contract okukola enguudo bwebeemuludde nebabulawo nga bannabwe babasoya kajjogijjogi w'ebibuuzo. Ababuzeewo babadde bakikiridde kampuni z'aba...