Police e Kawempe mu Kampala n’emiriraano eggalidde omusumba Robert Ssenfuma,emulanze kutulugunya baana abawala n’ekigendererwa ekyokubafunamu ensimbi. Waliwo omwana Omuwala Nassande Tendo emyaka 10, yeyekubidde enduulu eri police nga yeemulugunya ku...
Amasasi ganyoose mu kabuga ke Ssemuto mu district ye Nakaseke, police bwebadde egezaako okukwata ateberezebwa okubeera omutemu ,amasasi gebakubye gakutte omusuubuzi abadde mu dduka lye nafiirawo. Bino bibadewo ku saawa...
Katemba yefuze olukiiko lwa KCCA ku city hall mu Kampala, abamu ku bakiikiridde kampuni ezaawebwa contract okukola enguudo bwebeemuludde nebabulawo nga bannabwe babasoya kajjogijjogi w'ebibuuzo. Ababuzeewo babadde bakikiridde kampuni z'aba...
Japan edduukiridde Uganda n’obuyambi bw'ensimbi za Ddoola za America obukadde mukaaga (6) zikozesebwe okulwanyisa enjala mu bbendobendo ly’e Karamoja. Minisiter w’ebyensimbi Matia Kasaija y’atadde omukono ku kiwandiiko ekikwata ku buyambi...
Entiisa ebutikidde abakulembeze ba Kyengera Town Council bwebatuuse ku kitebe kya Town Council eno nga wofiisi zabwe zimansiddwako omusaayi n’ebiragalalagala n’ekigendererwa ekitanamanyika. Ofiisi esinze okuyiibwako ebintu enyo ye ya Mayor...