Abaddu ba Allah abayisiramu munsi yonna bakutandika okusiiba omwezi omutukuvu ogwa Ramadhan ku lunaku lwa Thursday nga 23 march. Abaddu ba Allah bagenda kusiiba wakati wénnaku 29 oba 30 nga...
Government erangiridde enkyukakyuka mu masomero gaayo aga bonna basome agali ku mutendera gwa primary ne Secondary, omuzadde takyaddamu kusasulayo wadde omunwe gw'ennusu. Government esazeewo nti egenda kusasulira buli kimu ekyetagiisa...
Akulira oludda oluvuganya government mu parliament Mathias Mpuuga Nsamba aloopye abachina abakolera wano mu Uganda abeeyita ba musiga nsimb, eri government yabwe eya China nti basusse okusaanyawo obutonde bwensi mu...
Mayiga Joseph omuvuzi wa bodaboda mu ka town k'e Bukunda ku luguudo oluva e Masaka okudda e Kyotera, yeyakwatiddwa mu katundu ky'e Kalagala mu Rakai ng'agambibwa okubeera mu kabinja akabba...
Omumyuka wa president wa Uganda Rtd Major Jesca Alupo alagidde abakulembeze mu kitundu ekyo okulwanyisa obutabanguko obweyongera buli olukya, buzingamya enkulakulana. Alupo bino abyogeredde Wankole mu district ye Kamuli, ku...
Ssentebe wa District ye Hoima Kaduli Kalungi Afiiridde mukabenje akagudde ku kyalo Temanakali mu Town council ye Bukomero ku luguudo oluva e Hoima okudda e Kampala. Ssentebe abadde atambulira mu...
Omulambo gwa munnaUganda Babirye Florence eyafiira mu kubumbulukuka kw'ebizimbe olwamutenzaggulu eyagoya Turkey mu february 2023 ,guteereddwa ku nnyonyi gukomezebwawo mu Uganda aziikibwe gyazaalwa mu district ye Lwengo. Mutenza ggulu Ono...
Abasirikale ba kampuni y'obwannanyini basatu, aba Tight security guard bagombeddwamu obwala, kigambibwa banyaze obukadde bwa shilling obusoba mu 23 ku muyindi gwebabadde bakuuma e Mbale. Abakwate kuliko Otulo Emmanuel, Odira...