Ennaku z'omwezi zaali 22 June, 1996 CBS Fm neeyingira amayengo ga Radio, ng'eyita ku mukutu ogwa 88.8. Ssaabasajja Kabaka bweyali aggulawo studio za CBS FM ku...
Natiigo Vincent yetugidde mu luggya lwa kitaawe amuzaalira omukyala, mu bigambibwa nti kyavudde ku mukyala we okunoba emyaka 3 egiyise n'amwegayirira adde mu maka ge neyeerema. Amawano gano gagudde...
Police e Mukono ebakanye n’eddimu ery’okunoonya omuwala Desire Kisaakye Nsimenta(25) agambibwa okukkakana ku muganzi we Vincent Sseguya n’amusalako obusajja okujula okubukutulako. Bino bibadde ku kyalo Kirangira B ekisangibwa mu Ggulu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, asabye abakyala n'abavubuka okwenyigira mu kaweefube w'okulima emmwanyi, okulwanyisa Obwavu mu maka. Katikkiro agambye nti ettaka lye Mawogola likyalimu obujimu okukolerako obulimi omuva ensimbi,...
Emmotoka lukululana egambibwa okuba ng'egudde mu mugga Kiyira ku lutindo lwe Kaluma ebuliddemu. Lukululana No.UBE 405 P , box body UAT 113 F mecedes Sino egambibwa okuba nti ebadde eva...
Abantu b'Obusinga bwa Rwenzururu bakulwawo okulaba ku Musinga Irema-ngoma Charles Wesley Mumbere ng'azzeeyo mu Businga bwe, wadde nga babadde bamaze emyaka 7 nga tebamulabako. Makasi Alfred akolanga ssaabawolereza w'Obusinga bwa...
Wabadewo akasatiro ku somero lya Kitebi senior Secondary school mu kiro, omuliro ogutanategerekeka kweguvudde bwegukutte ekisulo ky’abayizi nga bebase. Essomero lisangibwa mu gombolola ye Lubaga mu Kampala. Abasomesa n'abayizi abalala...
Omusomesa Musaazi Ivan n'omuyizi Mugerwa Charles owa S.3 ab'essomero lya Hope Intergrated Secondary School Kyetume mu district ye Lwengo bagudde mu luzzi olumanyiddwa nga olwa Kyawaggoonya lwebabadde bagenze okulwerula. Sitenda...