Abakugu mu kulondoola eby’enfuna mu ggwanga balaze okutya nti amabanja gezze yewola gatandiise okuginyiga, ekigiretedde n’okulemererwa okutekesa mu nkola projects ez’enkizo ezigobererwa mu kutekeratekera eggwanga. Abakugu bano okwogera bati besigamye...
Parliament ewadde minister w'amazzi n'obutonde bwensi ne minister w'ebyettaka namayumba nsalesale wa wiiki 3, baleete alipoota ekwata ku bibira ekya Ggunda mu district ye Wakiso n'ekibira kya Namyooya ekisangibwa mu...
Police mu district ye Mbale etandise omuyiggo gw'abatemu abakkakkanye ku muyizi omuwala ow'essomero lya Nakaloke SS nebamutuga,oluvannyuma nebamusuula mu kidiba ky'amazzi. Ettemu lino likoleddwa ku kyalo Nandala A Cell ,omuyizi...
Abatuuze mu bitundu by'e Nakirebe mu district ye Mpigi bali mu kutya oluvanyuma lw’ab’eby’okwerinda okusalako omuzikiti gwabwe nebakwata abaana bebasanze nga basomeramu eddiini y’ekiyisiramu wamu n’ababadde babasomesa. Abatuuze batagezeza nti...
Akabenje ka Bus akalala akagudde e Wakisaanyi ku luguudo oluva e Kampala okudda e Gulu, Bus ya kampuni ya Crown Coaches bweyingiridde ekimmotoka ekibadde kikwamye ku luguudo! Bus number UAQ...
Abatemu bateeze omugagga Ddamulira John owe Kyotera , basindiridde emmotoka ye amasasi negayitamu negamwasa omutwe. Kigambibwa nti ababbi bamugwikirizza ava mu bank e Kyotera, era ensimbi bakuuliise nazo. Abaddukirize bagamba...
Abatuuze bokukyalo Nabusugwe mu Gombolola ye Goma mu district ye Mukono baguddemu enkyukwe, omwana owekyaka 3 agudde mu kinnya kya kazambi (septic tank) nafiiramu. Omwana Stuart Katumba abadde agenze ne...
Bus ya kkampuni ya Link number UAY 485E egudde ku kabenje e Mukunyu Kyenjojo ku luguudo lwa Kampala-Fortportal, ddereeva afiiriddewo. Link etomedde ekimotoka ekitisse emiti NO.UAV 326W ekyakwamidde ku kkubo....
Police ng'e kozesa ba lubbira baayo mu district ye Apac etandise omuggo gw'abantu 9 abateeberezebwa okuba nga bafiiridde mu kabenje k'Amaato akagudde ku mugga Kiyira. Abagudde mu mazzi kuliko Lotyang...