Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abakubi b'ebidongo/ DJ n'abalabirira ebifo ebisanyukirwamu bonna omugatte 9, ku bigambibwa nti basangiddwa nga bawoganya ebidongo okusuka essaawa ezikkirizibwa. Gyebuvuddeko police yayisa ebiragiro eri abaddigize...
Police ye Nansana mu Wakiso eri ku muyiggo gwa maama agambibwa okuwamba n'okubuzaawo omwana we gweyezaalira, n'akanda bba omudidi gw'ensimbi asasule amabanja agamuli obukiika. Kigambibwa nti nnyina w'omwana nga ye...
Government ya Uganda kyadaaki ekkiriza obutaddamu kusasuza bayizi bava mu ggwanga lya South Sudan nsimbi, ng'abayizi abalala abava mu mawanga amalala agatalu mu mukago gwa East African Community. Abayizi bannansi...
Kooti ewozesa bannamagye eyékibinja ekyokutaano mu district ye Agago ekalize musajja waayo Private Mukanja Micheal n’ekibonerezo kyakusibwa mayisa,emulanga kutta muntu mu bugenderevu. Okusinziira ku Ssentebe wa kooti eno Col...
Eggwanga lyolekedde okufiirwa ensimbi z'omuwi w'omusolo obuwumbi obusoba mu 50, government zeyawola ebibiina by'abakyala n'abavubuka okwekukakulanya wabula nga bakyalemereddwa okuzizaayo mu ggwanika ly'eggwanga. Ensimbi zino zaayisibwa mu nteekateeka ya Uganda...
Abaali abakozi mu kampuni ya NYTIL nebafumuulwa ku mirimu mu mwaka gwa 1995 nga tebaliyiriddwa basambira mabega nga jjaanzi, bawangudde omusango gwebaawaaba mu kooti e Jinja. Omulamuzi wa kooti enkulu...
Abantu 8 bakakasiddwa nti bebafiiridde mu kabenje ka Bus akaguddewo ku luguudo oluva e Mbarara okudda e Isingiro. Okusinzira ku police akabenje kano kabaddemu emottoka nnamba UBL 945U ey'ekiika kya...
Omumyuka ow’okubiri Owa Katikiro era Omuwanika wa Buganda ow’ekitiibwa Rotarian Robert waggwa Nsibirwa agambye nti waliwo obwetavu amawanga ga Africa okukolaganira awamu mukutumbula eby’enfuna n’okutuusa obuwereza naddala obujjanjabi eri...