Ssabawaabi w'emisango gya government Jane Frances Abodo agyeko emisango gyokukusa n'okutulugunya omwana egibadde givunaanibwa abaagalana 2 nga Bannansi ba America. Kino kiddiridde Mackenzie Leigh Spencer ne bba Nicholas Scott Spencer...
Obwakabaka bwa Buganda bukungubagidde abadde omusawo omukugu mu kujjanjaba Emitima Dr Aggrey Kiyingi, eyafiira mu Australia. Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga ng'akiikiriddwa minister w’Olukiiko, Cabinet n’ensonga ez'enkizo mu wofiisi...
Abaana 6 bakakasiddwa nti bafiiridde mu muliro ogukutte ekisulo ky'abayizi ku ssomero lya Kasaana Junior School mu Nyendo mu kibuga Masaka. Abayizi 2 bagiddwayo mu muliro nga bafudde okuli Ahebwa...
Government kyadaaki ekaanyizza naaboluganda lwa Family y’omugenzi Dr.Aggrey Kiyingi, okubakkiriza okukomyawo omulambo gwe, yafiira .u Australia mu kibuga Sydney. Dr. Aggrey Kiyingi abadde omukugu mu kujjanjaba endwadde gy'emitima, yafiira mu...
President Yoweri Kaguta Tibuhaburwa Museveni atongozza enkambi y’amagye go ku mazzi e Ntokoro mu district ye Mayuge, n’akalaatira abagiddukanya okufaayo ennyo ku butebenkevu bw'eggwanga. President Museveni agambye nti Uganda erina...
Ministry y'eby’entambula n’emirimu mu ggwanga ejjukiza abavuzi ba boda boda ku mateeka go ku nguudo naddala ery'okwambala ekikooffiira kyo ku mutwe (Helmet) eri omuvuzi n'omusaabaze. Micheal Kamoga avunanyizibwa ku by'obutebenkevu...