Abanyazi abatanamanyibwa bakuddemu era nebanyaga enziji zonna ezibadde zakawangibwa mu kizimbe ky'egombolola ya Butenga rural mu district ye Bukomansimbi. Egombolola ye Butenga ebadde ekyabuliddwa ensimbi ezimaliriza ekitebe, kyokka ate abanyazi...
Abayizi ba P.7 batandise okukola ebigezo byabwe, bakeeredde mu kukola olupapula lwa Mathematics, ate olweggulo bakutuula olupapula kwa Social Studies. Olunaku olwokubiri olwa Thursday bakukola olupapula lwa Science ate olweggulo...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku kibuga Kampala ekya Kampala Capital City Authority KCCA, kizizza obuyinza eri kooti z'amagombolola mu Kampala, obwali bwajibwawo mu mwaka gwa 2011. Kooti zino zaali zaggibwawo ku mutendera...
Ekibiina kya National Resistance Movement NRM kiwaddeyo obukadde bwa shs 30 mu nteekateeka z'embaga ya Kyabazinga Gabula Nadiope IV, egenda okubeerawo nga 18 November,2023 e Bugembe mu Busoga. Ensimbi...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by'empuliziganya mu ggwanga ki Uganda Communications Commissions (UCC) kirangiridde nsalessale wa nga 12.November, 2023, okusalako ennamba za ssimu zonna ezitali mpandiise ku buli mukutu gwa byampuliziganya. Guno...
Kkooti ento eya City Hall mu Kampala eyimbudde ssentebe wákakiiko kéttaka aka Kampala Land Board Munnamateeka David Balondemu ku kakalu kaayo awoze ng'ava waka emisango gyokwekobaana ne banne abalala 3...