Ministry y'ekikula ky'abantu esabye ensimbi obuwumbi 2 okuddaabiriza omukiziti omukulu ogwa Gaddaf National mosque ku Old Kampala, wakati mu kiseera nga guliko kaluma nyweeera olw'omugagga Justus Kyabahwa ayagala okugutunda okwesasula...
Abaana babiri abokukyalo Nsozibbirye mu gombolola ye Kabasanda mu district ye Butambala bagudde mu kidiba ky'amazzi nebafiiramu. Abaana bambi bawala Nsonyiwa Zulayika abadde yakatuula P.7 ne Nampijja Hidaya owa.P.5 kitabwe...
Emmotoka ya taxi eremeredde omugoba ku luguudo oluva e Namirembe okudda e Nabulagala mu gombolola ye Lubaga mu Kampala taxi bweganye okusiba n'esaabala abantu 4 omu emuttiddewo. Akabenje kano kaguddewo...
Akakiiko k'eggwanga akavunanyizibwa ku ttaka lya government aka Uganda Land Commission kamazeeko ababaka ebyewungula bwekategeezeza nti ku byapa by'ettaka 40, okutudde ebitebe bya Uganda mu mawanga amalala kalinako ebyapa 14...