Omutaka w'akasolya k'ekika ky'Endiga Eng. Daniel Bbosa akubiddwa amasasi agamuttiddewo. Omutaka Lwomwa attiddwa ng'anaatera okutuuka mu maka ge e Lungujja. Abadde ava ku mukolo gw'okumanyagana ogw'abazzukulube ab'essiga lya Ssekoba Busanga...
Abayizi 900 nebaweebwa amabaluwa ku mutendera gwa Diploma ne Certificate mu masomo g'ebyemikono ku ttendekero lya Excel Vocational Training Centre Bombo Kalule. Amatikkira ag'omulundi ogwe 12 gayindidde ku ttendekero lino...
Ekisulo ky'abayizi abawala kikutte omuliro ebintu byonna nebibeengeya ku ssomero lya God cares Christian Primary School erisangibwa mu Kirinnya Cell Lukaya mu district ye Kalungu. Omukulu w'essomero Maria Emma Namatovu...
Sserwadda Moses abadde omutuuze we Kagologolo mu Bukomansibi yattiddwa ku kyalo Kyanika mu gombolola ye Kitanda. Kigambibwa nti Sserwadda aludde ng'agenda mu misiri gy'emmwanyi z'abantu abalala naazibba. Kigambibwa nti ku...
Omusirikale wa Military Police Corporal Andebo Collins akubye muganzi we Atulinda Peroni amasasi agamusse naye neyetta. Kigambibwa nti Corporal Andebo abadde akolera mu nkambi ya Millitary police e Makindye ne...