Ebifo by'obulambuzi mu Bwakabaka bigguddwawo eri abalambuzi. Mu bigguddwawo; Bulange, Kabakanjagala, Naggalabi, Jinja Mawuuno, amasiro ge Wamala . Ebifo bino byali byaggalwa olwa Covid19. Owek Kyewalabye agambye nti bamaze okukola...
Katikkiro agguddewo Olusirika Lw'Olukiiko lwa Buganda ku Buganda Royal Institute e Mengo. wansi w'omulamwa, "Okuzimba Obukulembeze obuzza Buganda ku Ntukko". Katikkiro Charles Peter Mayiga akunze Obuganda okulonda abakulembeze okusinziira ku...