Ttiimu y'essaza Buweekula eyongedde okulaga amaanyi mu mpaka za masaza ga Buganda eziyindira ku FUFA Technical Center e Njeru mu ssaza Kyaggwe, ekubye Mawogola goolo 2-1 n'ekulembera ekibinja Muganzirwazza. Goolo...
Abaami ab'amasaza nga bali ne minisita Joseph Kawuki (ow'okuna mu maaso okuva ku ddyo) nga bakomekkerezza olusirika lwabwe Abaami ab'amasaza ga Buganda balonze olukiiko olujja olubakulembera ku kisanja kya myaka...
Minisita w'obuwangwa Owek.Kiwalabye Male ng'aggalawo omusomo Okunoonyereza okwakoleddwa obwakabaka bwa Buganda okuyita ministry y'ekikula ky'abantu neby'obulamu nga bali wamu ne Ministry y'ekikula ky'abantu mu gwanga ne Ssetendekero wa Makerere kulaga...
Katikkiro Charles Peter Mayiga ng'annyonyola ku nteekateeka Obwakabaka bwa Buganda bufulumizza entekateeka ezókutereka omubiri gwa Namasole Margret Nagawa Siwoza eyazaamye. Mu nteekateeka efulumiziddwa Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, omubiri...
Bannabyabufuzi ku ludda oluwabula government basimbidde ekkuuli enteekateeka z'ennongoosereza mu etteeka ly'okuyiikuula eby'obugagga eby'omuttaka eriruubirira okuwa minister w'ebyobugagga eby'endibo obuyinza obw'enkomeredde ku byo, n'abalombe. Akulira oludda oluvuganya government Matthias Mpuuga...