• Latest
  • Trending
  • All

KATIKKIRO MAYIGA ALAGIDDE EBYAFAAYO BYA NAMASOLE MARGRET SIWOZA BISSIBWE MU BUWANDIIKE

December 5, 2021
Bannauganda 6 bebaweereddwa obuvunaanyizibwa obw’enjawulo mu mpaka za AFCON 2025

Bannauganda 6 bebaweereddwa obuvunaanyizibwa obw’enjawulo mu mpaka za AFCON 2025

December 13, 2025
Katikkiro Mayiga alangiridde nti omulimu gw’okuzzaawo amasiro ge Kasubi guwedde oluvannyuma lw’emyaka 12 lwegaayokebwa omuliro – obulombolombo bwonna butuukiriziddwa

Katikkiro Mayiga alangiridde nti omulimu gw’okuzzaawo amasiro ge Kasubi guwedde oluvannyuma lw’emyaka 12 lwegaayokebwa omuliro – obulombolombo bwonna butuukiriziddwa

December 12, 2025
Ssentebe wa district ye Kitagwenda asindiikiddwa ku alimanda okutuusa omwaka ogujja 2026 – avunaanibwa gwakusaba bantu ensimbi ng’abasuubizza emirimu naatagibawa

Ssentebe wa district ye Kitagwenda asindiikiddwa ku alimanda okutuusa omwaka ogujja 2026 – avunaanibwa gwakusaba bantu ensimbi ng’abasuubizza emirimu naatagibawa

December 12, 2025
BannaNUP abaali begwanyiza okuvuganya mu kalulu ka 2026 ku bifo by’ababaka ba parliament nebatafuna kaadi – bekozeemu akabombo basigale nga bamugaso mu by’obufuzi by’eggwanga

BannaNUP abaali begwanyiza okuvuganya mu kalulu ka 2026 ku bifo by’ababaka ba parliament nebatafuna kaadi – bekozeemu akabombo basigale nga bamugaso mu by’obufuzi by’eggwanga

December 11, 2025
Alipoota ku nsimbi ezireeteddwa mu nkola ya Luwalo Lwange ow’omwaka 2025 – akawumbi ka shs kamu n’obukadde 760 zezireeteddwa

Alipoota ku nsimbi ezireeteddwa mu nkola ya Luwalo Lwange ow’omwaka 2025 – akawumbi ka shs kamu n’obukadde 760 zezireeteddwa

December 11, 2025
Dr.Sam Kazibwe omuweereza ku CBS agattiddwa mu bufumbo obutukuvu n’omukyala Sonia Babirye

Dr.Sam Kazibwe omuweereza ku CBS agattiddwa mu bufumbo obutukuvu n’omukyala Sonia Babirye

December 10, 2025
Buganda ne bannamikago batongozza enteekateeka y’okusonda ensimbi ez’okugula eryato erinassibwako eddwaliro eritambulira ku mazzi

Buganda ne bannamikago batongozza enteekateeka y’okusonda ensimbi ez’okugula eryato erinassibwako eddwaliro eritambulira ku mazzi

December 11, 2025
MTN ekuleetedde Enkuuka bando Bwaguuga – osigale ng’owuliziganya n’abantu nga bw’onyumirwa enkuuka nga 31 December,2025

MTN ekuleetedde Enkuuka bando Bwaguuga – osigale ng’owuliziganya n’abantu nga bw’onyumirwa enkuuka nga 31 December,2025

December 10, 2025
Abantu 4 bafiiridde mu kabenje akagudde e Mubende abalala 20 bapooca – babadde bagenda kuziika

Abantu 10 bafiiridde mu kabenje akagudde e Busowa ku luguudo lwa Bugiri – Tororo

December 10, 2025
Bannauganda abakolera mu Nyakuron Market mu SouthSudan bali mu maziga olw’emmaali yabwe eyasirikkidde mu muliro

Bannauganda abakolera mu Nyakuron Market mu SouthSudan bali mu maziga olw’emmaali yabwe eyasirikkidde mu muliro

December 9, 2025
Mathias Walukagga agobeddwa mulwokaano lw’okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa Busiro East mu kalulu ka 2026 – NUP esazeewo okuddukira mu kooti okuwakanya ensala eno

Mathias Walukagga agobeddwa mulwokaano lw’okuvuganya ku kifo ky’omubaka wa Busiro East mu kalulu ka 2026 – NUP esazeewo okuddukira mu kooti okuwakanya ensala eno

December 9, 2025
Police ekutte 2 abateeberezebwa okutemula omuyizi w’essomero lya Kitebi SS

Asse munne neyetwala ku police e Luweero – amulaanze kubba biscuit we

December 9, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

KATIKKIRO MAYIGA ALAGIDDE EBYAFAAYO BYA NAMASOLE MARGRET SIWOZA BISSIBWE MU BUWANDIIKE

by Namubiru Juliet
December 5, 2021
in Amawulire, BUGANDA, Features, News
0 0
0
0
SHARES
108
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ssabaganzi Emmanuel Ssekitooleko (akutte akazindaalo) ng’ayogera ku byafaayo by’omugenzi. (Katikkiro Mayiga abaddewo atudde ku ntebe ya langi ya Bbulu)

Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, atenderezza emirimu gyabadde Namasole Margaret Nagawa Ssiwoza, gwayogeddeko nti abadde mukozi, mwesimbu ate ng’ayagaliza buli muntu.

Katikkiro asinzidde mu maka g’omugenzi agasangibwa ku kyalo Upper Mawanga e Buziga mu ggombolola ye Makindye mu Kampala.

Katikkiro alagidde aba famire nga bakulembeddwamu Dr Daniel Muyanja nga ye mutabani w’omugenzi okuwandiika ekitabo ekiraga ebyafaayo by’omugenzi kisobozese okukuuma ebimu ku bimukwatako ebirisomwako abaliddawo.

Katikkiro Mayiga era agumizza abenju y’omugenzi olwokufiirwa maama, era n’abategeeza nti Obwakabaka bwakutambulira wamu nabo.

Ssabaganzi Emmanuel Ssekitooleko, naye asinzidde mu maka g’omugenzi naakakasa nti Namasole abadde ayagala nnyo okukungaana n’abantu newankubade ng’embeera oluusi temusobozesa, neyebaza Obwakabaka olw’okujanjaba mwannyina.

Omugenzi Namasole Margaret Ssiwoza Nagawa Mayanja, y’atandika obuwereza bwe mu mwaka gwa 2013 oluvanyuma lwa Namasole Rebecca Zirimbuga okuseerera.

Namasole Zirimbuga yeyasikira Namasole Sarah Nalule Kisosonkole eyazaala Ssabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II.

Namasole Margaret Siwoza agenda kuziikibwa olunaku lw’enkya ku bbalaza nga 6.12.2021 e Kyaliwajjala, wabula nga wakusookawo okusaba okwenjawulo mu lutikko y’omutukuvu Paul e Namirembe.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Bannauganda 6 bebaweereddwa obuvunaanyizibwa obw’enjawulo mu mpaka za AFCON 2025
  • Katikkiro Mayiga alangiridde nti omulimu gw’okuzzaawo amasiro ge Kasubi guwedde oluvannyuma lw’emyaka 12 lwegaayokebwa omuliro – obulombolombo bwonna butuukiriziddwa
  • Ssentebe wa district ye Kitagwenda asindiikiddwa ku alimanda okutuusa omwaka ogujja 2026 – avunaanibwa gwakusaba bantu ensimbi ng’abasuubizza emirimu naatagibawa
  • BannaNUP abaali begwanyiza okuvuganya mu kalulu ka 2026 ku bifo by’ababaka ba parliament nebatafuna kaadi – bekozeemu akabombo basigale nga bamugaso mu by’obufuzi by’eggwanga
  • Alipoota ku nsimbi ezireeteddwa mu nkola ya Luwalo Lwange ow’omwaka 2025 – akawumbi ka shs kamu n’obukadde 760 zezireeteddwa

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist