Kampuni y'essimu eya Airtel ne K2 batongozza amayengo ga internet aga 5G, okwongera okutereeza ebyempuliziganya, ng'emu ku nteekateeka y'ebijjukizo by'amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'omulundi ogwa 30....
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi ll asiimye naatongoza ennyumba z'abantube eza Mirembe Estate Ssentema mu Ssaza Busiro, neyeebaza ekitongole ky'Ettaka ki Buganda Land Board olw'enkolagana gyekitaddewo ne bannamukago aba China...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye okuggulawo amayumba agazimbiddwa ku gombolola e Sentema mu ssaza Busiro, ng'emu ku nteekateeka y'okujjukira amatikkirwa ge ag'omulundi ogwa 30.
Nnabagereka Sylvia Nagginda asabye abayivu munsi yonna okusigala nga balina Obuntubulamu, n’okukozesa ebitone byabalina okukwala abalala ku mukono ku lw’obulungi bwensi yonna. Nabagereka abadde ku Nottingham University mu Bungereza, bwabadde...