Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga abikidde Obuganda, nti Ssaava Ssenoga William omwana wa Nnaalinya Lwantale avudde mu bulamu bw'ensi. Nnaalinya Lwantale ye yali Lubuga wa Ssekabaka Muteesa II. Ssaava...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atongozza Ttabamiruka wa Buganda Bumu mu bukiika ddyo bwa Africa, wamu n'okutuuza abaami ba Kabaka mu bitundu ebyo. Ttabamiruka ono ayindidde mu Lagoon Beach...
Abantu ba Ssaabasajja Kabaka ababeera mu bitundu by'Obukiika ddyo bwa africa bategese Ttabamiruka wabwe agenda okubeerawo nga 09 November,2024. Ttabamiruka ono agenda kuyiindira mu Lagoon Beach mu Cape Town South...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abakulu n’Abaweereza mu Buganda Land Board okunyweeza Omutindo gw’Obuweereza eri abantu ba Kabaka, okutuukiriza obuvunaanyizibwa obwabaweebwa. Katikkiro abadde asisinkanye abaweereza mu Buganda Land...
Ssaabasajja Kabaka Empologoma ya Buganda Sseggwanga Musota Ronald Muwenda Mutebi ll, asiimye naalabikako eri Obuganda, mu kuggalawo Empaka z'Emipiira gy'Amasaza 2024. Ssaabasajja bwatuuse e Namboole libadde ssanyu jjereere, era Abantube...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga yebazizza CBS olw'okukulemberamu entegeka y'okubunyisa obubaka obuva embuga okubutuusa ku bantu okwetoloola ensi yonna, ng'ate buli mu lulimi Oluganda. Katikkiro abadde alambula abakozi mu...