• Latest
  • Trending
  • All
Ekisaakaate kya Nnaabagereka 2026 kikomekkerezeddwa – Katikkiro Mayiga asabye abazadde okwongera abaana obudde n’okubakumaakuma

Ekisaakaate kya Nnaabagereka 2026 kikomekkerezeddwa – Katikkiro Mayiga asabye abazadde okwongera abaana obudde n’okubakumaakuma

January 10, 2026

Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church

July 31, 2026
Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago

July 31, 2026
Auto Draft

Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi

July 30, 2026

President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala

July 30, 2026

Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

July 30, 2026

Amakula g’amatikkirwa ga Kabaka Mutebi II aga 33 – aba Indo Africa Charitable society bawaddeyo ambulance

July 30, 2026
Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

Obwakabaka bukoze ennoongosereza mu Kitiibwa Kya Buganda – kitukane n’ennyimba ey’ekikugu n’enjatula y’ebigambo entuufu

July 29, 2026
Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti –  Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

Dr. Kiiza Besigye atendewaliddwa naagwa mu kooti – Government eyanjudde Omumerica agenda okumulumiriza ne banne mu musango gw’okuluka olukwe okuvuunika government

July 29, 2026
Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

Muwanga Kivumbi agguddwako emisango emirala ebiri – kuliko ogw’okukuma omuliro mu bantu

July 29, 2026
Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

Akalulu k’okulonda ba ssentebe ba L.C1 aka 2026 – soma ku mivuyo egibaddemu waliwo naabakafiiriddemu

July 28, 2026
Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

Uganda tekyalimu kirwadde kya Ebola ekyali kyalangirirwa mu May,2026

July 28, 2026

Ssaabalabirizi Kazimba Mugalu atongozza kaweefube w’okunoonya ebyapa by’ettaka ly’ekanisa lyonna mu bitundu bya Rwenzori

July 27, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ekisaakaate kya Nnaabagereka 2026 kikomekkerezeddwa – Katikkiro Mayiga asabye abazadde okwongera abaana obudde n’okubakumaakuma

by Namubiru Juliet
January 10, 2026
in BUGANDA
0 0
0
Ekisaakaate kya Nnaabagereka 2026 kikomekkerezeddwa – Katikkiro Mayiga asabye abazadde okwongera abaana obudde n’okubakumaakuma
0
SHARES
70
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Katikkiro wa Buganda munnateeka Charles Peter Mayiga agaddewo ekisaakaate kya Nnaabagereka ekya 2026, ekimaze ennaku 9 nga kiyindira ku ssomero lya Hormisdallen e Gayaza.

Ekisaakaate kyatandika nga 02 January, kikomekkereza nga 10 January,2026.

Ku mulundi guno ekisaakaate kimaze ennaku ntono, olw’okwetegekera okulonda kw’abakulembeze mu ggwanga, okugenda okubaawo nga 15 January,2026.

Katikkiro Wa Buganda Munnamateeka Charles Peter Mayiga, yebaziiza abazadde abaleese abaana mu Kisaakaate ky`omwaka guno 2026, era nabategeeza nti obutebenkevu bw’emmeeme z’abaana babwe butandikira mu maka.

Bwatyo abasabye okwongera ku budde bwevawa abaana babwe, nti era ebikolwa by’abazadde n’enneeyisa biwa abaana eky’okulabirako nabo okukula obulungi.
Katikkiro agambye  nti kiba kirungi nnyo abaana bwe babeera abamalirivu okweyogerako n’okutuusa ensonga ezibanyiga,  kibayamba okuvvuunuka okusoomoozebwa kwebayitamu n’okufuna obuyambi mu bantu abenjawulo.
Agambye nti  Obuvumu, okwekkiririzaamu, ennono, obuwangwa n’ebirala, bibayigiriziddwa mu Kisaakaate, nategeeza okwo n’abazadde kwebalina okwongereza.
Nnabagereka Sylvia Nagginda asinzidde wano nalabula ku baate k’endwadde z’emitwe ezeyongedde mu baana baffe, bwatyo nasaba abazadde nababudaabuda abantu okuyambako abaana abali mu mbeera eno.
Nnaabagereka agambye nti mu Uganda, abaana ebitundu 23% batawanyizibwa obulwadde bw’obwongo,  naddala obuva ku kwenyika mu mutima ekibaviirako obutatebenkera mu mbeera z’obulamu bwabwe.
Ekisaakaate ky’omulundi essira  era likitadde kukuyamba abaana okuba abamalirivu okukugira ebintu ebiyinza okubaleetera obulabe ku bwongo bwabwe, nga n’emitimbagano mwogitwalidde era n’abasaba obutagoberera buli kiteekebwa ku mitimbagano naye balondemu ebyo eby’amakulu.
Nnabagereka era asabye Abasaakaate nti bwebaddayo ewabwe nekumasomero, byebayize mu Kisaakaate babigabaneko nebannaabwe.
Minister w`Obwakabaka owebyenjigiriza, Eby’obulamu ne Office ya Nnabagereka Owek Cotlida Nakate Kikomeko, alaze okutya olw`obuntu bulamu obwongedde okuggwa mu Bantu Abakulu n’abaana abato, nagamba nti era Obwakabaka butadde nnyo essira ku kwaηaanga okusomooza kuno.
Abasaakaate omwaka guno bawereeza obubaka obuli mu kitontome, eri abazadde nabantu bebawangala nabo mu maka, nga babasaba okukoma  okubakambuwalira ekisusse, okubavuma n’okubayita amannya g’ensolo.
Bisakiddwa: Musisi John
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Obukulembeze bwa Ssaabasajja Kabaka Mutebi II bwava wa Katonda – Obuganda bujaguzza emyaka 33 egy’amatikkirwage ku Watoto Church
  • Yogaayoga Ayi Muzzaηηoma – ku myaka 33 egy’Amatikkirwago
  • Buganda etongozza omwoleso gw’olubugo – abavubuka bakubiriziddwa okwettani okukomaga kulimu ensimbi
  • President Museveni asisinkanye bannamukago aba Bungereza – ayagala basseewo enkolagana ey’okunoonyereza ku by’obujjanjabi n’okukola eddagala
  • Parliament esunsudde Juma Witonze Kisekka – nga minister omuggya ow’ensonga zomunda mu ggwanga

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist