Nnaabagereka Sylvia Naginda atongozza ekisaakaate Gatonnya 2025, ekigenda okubumbujjira ku somero lya St.Janaan School Bombo Kalule. Ekisaakaate kino kya mulundi gwa 18, era nga kigenda kutambulira ku mulamwa ogugamba nti...
Radio ya CBS FM mu butongole esse omukago n’ekitongole kya government ekivunaanyizibwa kukuba ebiwandiiko ebitongole, ekya Uganda Printing and Publishing Corporation. Bakukolagana wamu okutuusa obuweereza mu ngeri ennyangu ku bantu...
Ekitongole ekivunaanyizibwa ku by'empuliziganya mu ggwanga ekya Uganda Communications Commission, mu butongole kiddizza CBS FM radio license egikkiriza okuweereza emirimu gyayo, oluvannyuma lw'emyaka 14. Kinajjukirwa nti mu mwaka gwa 2009 ...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'alambulako ku ssaza lye Kooki mu town ye Kyotera. Nnyinimu asiimye naava mu mmotoka naatambuza ebigere mu town ye Kyotera, okutuukira ddala mu...
Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II asiimye n'ayogerako eri Obuganda, butereevu ng'asinziira mu lubiri lwe, ku mikolo egitegekeddwa mu lutikko e Namirembe, okwebaza Ktaond olw'obulamu bwe n'okujaguza okuweza emyaka 31...
Olwaleero nga 31 July,2024 ge matikkira ga Nnyinimu Ssaabasajja Kabaka. Okusaba kw'okwebaza Katonda olw'obulamu bwa Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, n'okukuza amatikkirage ag'omulundi ogwa 31, kuli mu lutikko e...