• Latest
  • Trending
  • All

Ebya government okusasula Buganda bijulidde Ssaabawolereza wa government ne ministry y’ettaka n’amayumba – ey’ebyensimbi ebyesambye

May 1, 2025

Abakuuma ddembe baazizza amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ng’ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi

May 16, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we

May 15, 2026
Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala

May 15, 2026
Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo

May 15, 2026
Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

Katikkiro Mayiga abavubuka abasibiridde entanda – abadde alambula abalimi b’emmwanyi mu Buddu mu nkola eya Situla Omutindo

May 14, 2026
Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

Okuddamu okulonda omubaka omukyala ow’e Kalangala – NUP emalirizza okukwata empapula z’abegwanyiza kaadi y’ekibiina

May 14, 2026
Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

Omulamuzi Moses Kawumi Kazibwe alondeddwa okufuuka Omumyuka wa Ssaabalamuzi w’eggwanga

May 14, 2026
Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

Katikkiro Mayiga yeyanzizza Ssaabasajja Kabaka olw’okumwesiga namukwasa Ddamula – ajaguzza emyaka 13

May 13, 2026
Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 batandise okukuba ebirayiro – bali 529

May 13, 2026
Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

Mawokota ereese Richard Malinga ng’omutendesi omuggya – enoonya kikopo kyakuna mu mpaka z’amasaza 2026

May 13, 2026
President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

President Museveni alayiziddwa ku kisanja ekyomusanvu 2026/2031 – alangiridde nti kisanja no sleep no corruption

May 12, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Ebya government okusasula Buganda bijulidde Ssaabawolereza wa government ne ministry y’ettaka n’amayumba – ey’ebyensimbi ebyesambye

by Namubiru Juliet
May 1, 2025
in BUGANDA
0 0
0
0
SHARES
86
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Ministry y’ebyensimbi ekakasizza nga bwetalina busobozi kusalawo mutemwa gwa nsimbi ogulina okusasulwa Obwakabaka bw Buganda, ku nsimbi zebubanja government ya Uganda, nti obuvunaanyizibwa buno buli mu mikono gya minisitry y’ebyettaka ne Ssaabawolereza wa government.

Ababaka abatuula ku kakiiko k’embalirira y’eggwanga okwabadde Ibrahim ssemujju Nganda, baatadde ku nninga ministry y’ebyensimbi erambulule ku mutemwa gw’ensimbi omutuufu government  z’egenda okusasula Obwakabaka mu kuyita mu mbalirira y’eggwanga ey’omwaka gw’ebyensimbi ogujja 2025/26, era akakiiko kaAsazeewo okuyita ministry y’ebyensimbi  okuleeta ebiwandiiko ebituufu ebyoleka omutemwa omutuufu.

Akakiiko k’embalirira minister omubeezi Oweby’ebyensimbi Henry Musaasizi gyeyabadde yayitiddwa, kasoose kubeera nansisinkano etakkiriziddwamu bannamawulire era kakulunguddeyo ebbanga eriwerako.

Oluvanyuma  minister Henry musasizi ayingedde era naye yeevumba akafubo nebassentebe b’akakiiko , nga ebikanyiziddwako bisigadde mu massekkati gaabwe.

Oluvannyuma akakiiko katudde era  amyuka ssentebe w’akakiiko n’ategeeza ababaka ababaddewo nti ensisinkano eno tesobola kugenda mu maaso,olwa ssentebe w’akakiiko ka parliament ak’ebyobuzimbi n’ettaka atalabiseeko  mu nsisinkano eno,  ateenga abadde wankizo.

Oluvannyuma lw’ebibaddewo CBS eyogeddeko ne minister Henry Musaasizi, atubuulidde nti ministry y’ebyensimbi  terina busobozi kusalawo nakumanya mutemwa gwa nsimbi  ezirina okusasulwa Obwakabaka, naajuliza Ssaabawolereza wa government ne ministry y’ebyettaka n’amayumba nti bebalina obuvunaanyizibwa obwo.

Ku Tuesday ya wiiki ejja nga 06 May,2025, akakiiko k’embalirira kakuddamu obubeera n’ensisinkano yeemu ku nsonga z’ensimbi ezirina okusasulibwa eri Obwakabaka mu mbalirira y’eggwanga eyomwaka gw’ebyensimbi ogujja 2025/2026.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Abakuuma ddembe baazizza amaka ga Annet Anitah Among abadde sipiika wa parliament eye 11 – ng’ateeberezebwa okwenyigira mu bulyake n’obukenuzi
  • Ababaka ba parliament ya Uganda ey’omulundi ogwe 12 bamalirizza okulayira – obunkenke busigadde kukulonda anabeera sipiika wa parliament n’omumyuka we
  • Bbingwa 2026 – Jangu wewandiise ovuganye, leeta omwana, leeta owa boda wo ebirabo bingi ddala
  • Omwoleso gwa CBS PEWOSA okuva nga 8 – 14 June,2026 mu Lubiri e Mengo
  • Ssaabasumba Tomasz Crysa ye Mubaka wa Ppaapa omuggya mu Uganda – azze mu bigere bya Ssaabasumba Luigi Bianco

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist