Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga atenderezza obuweereza bweyaliko Katikkiro wa Buganda Omugenzi Paul Nelly Kavuma , eyaweereza Obwakabaka mu kiseera ekyali ekizibu ddala, kyokka naagumira okusomooza omwali ebigambo...
Ab’olulyo Olulangira mu Bwakabaka bwa Buganda nga bakulembeddwamu ab’enju ya Ssekabaka Sir Edward Muteesa II bategese Ekitambiro kya Mmisa ku lutikko e Lubaga okwebaza Katonda olw’obulamu bwa Ssekabaka Muteesa II...
Obwakabaka bwa Buganda nga bukolera wamu ne Rotary Club of Kampala busimbye ekibira kya Kabaka ku Makerere University, ng'emu ku nteekateeka y'okwagazisa abavubuka okukuuma obutonde bw'ensi. Omumyuka ow`Okubiri owa Katikkiro...