Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga alambudde emirimu egikolebwa mu masiro e Kasubi naddala egy'okuyooyoota Muzibwazaalampanga, neyebaza bonna abakoze ekisoboka okuddaabiriza Amasiro,okuva mu 2013 kaweefube ono lweyatandika. Katikkiro ng'ali wamu...
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga asabye abavunaanyizibwa ku by'amafuta ga Uganda, nti ensimbi ezigenda okuva mu mafuta ago zikozesebwe ku bintu ebikulakulanya bannauganda bonna okulwanyisa obwavu. Katikkiro asissinkanye abakulira...
Abakristu okuva mu kigo kye Lweza mu Kampala Archdiocese bakyaliddeko Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga, n'abasaba okwenyigira mu bukulembeze ku mitendera egyenjawulo okukulaakulanya Eklezia, olwo emirimu gya Katonda gitambule....
Katikkiro wa Buganda Charles Peter Mayiga akubirizza Abantu okugemesa abaana endwadde kattira nga n'omusujja gw'ensiri mwogutwalidde, mu kaweefube w'okutumbula eby'obulamu. Abaana abagemebwa bebali wakati wÉmyezi 6 nÉmyaka 2. Alipoota...
Olukiiko olugenda okuteekateeka amazaalibwa ga Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II ag'emyaka 70 lutongozeddwa. Amazaalibwa ga NNyinimu Omuteregga Sseggwanga gakuzibwa buli nga 13 April. Olukiiko olutegeka amazaalibwa ga Kabaka...
Abayizi 1064 batikkiddwa mu ttendekero lya Ssaabasajja Kabaka erya Buganda Royal institute of Business and Technical Education kakeeka Mengo. Gano gematikkira gaayo ag'omulundi ogwe 19. Abayizi abawala bali 607 nga...