• Latest
  • Trending
  • All
Obwakabaka bwa Buganda busazeewo okutwala mu kooti minisita Sam Mayanja  – bufulumizza n’ekiwandiiko ekirungamya ku ttaka ly’e Kaazi

Obwakabaka bwa Buganda busazeewo okutwala mu kooti minisita Sam Mayanja – bufulumizza n’ekiwandiiko ekirungamya ku ttaka ly’e Kaazi

March 12, 2025
Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

June 12, 2026
Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo

Elon Musk ye Nnaggagga asoose okufuuka Trillionaire munsi yonna

June 12, 2026
Obwakabaka  bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026

Obwakabaka bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026

June 12, 2026
Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026

June 12, 2026
Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo – Mexico ekubye SouthAfrica 2 -0

Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo – Mexico ekubye SouthAfrica 2 -0

June 12, 2026
Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

June 11, 2026
Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

June 11, 2026
Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 –  okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 – okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

June 11, 2026
Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise –  president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise – president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

June 10, 2026
Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament  eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

June 10, 2026
Buganda etongozza empaka z’omupiira gw’amasaza ga Buganda eza 2026 – bulabudde abakola effujjo nebanafuya ekiruubirirwa ky’okukuuma obumu

Buganda etongozza empaka z’omupiira gw’amasaza ga Buganda eza 2026 – bulabudde abakola effujjo nebanafuya ekiruubirirwa ky’okukuuma obumu

June 10, 2026
Omupiira gwa Uganda Cranes ne Zanzibar gusaziddwamu lwa kirwadde kya Ebola

Omupiira gwa Uganda Cranes ne Zanzibar gusaziddwamu lwa kirwadde kya Ebola

June 10, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home BUGANDA

Obwakabaka bwa Buganda busazeewo okutwala mu kooti minisita Sam Mayanja – bufulumizza n’ekiwandiiko ekirungamya ku ttaka ly’e Kaazi

by Namubiru Juliet
March 12, 2025
in BUGANDA
0 0
0
Obwakabaka bwa Buganda busazeewo okutwala mu kooti minisita Sam Mayanja  – bufulumizza n’ekiwandiiko ekirungamya ku ttaka ly’e Kaazi
0
SHARES
54
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Obwakabaka  butaddewo bannamateeka abagenda okukola ku nsonga z’ okutwala Minisita omubeezi ow’ettaka mu government eya wakati Sam Mayanja mu kkooti, olw’ebigambo byazze ayogera ku ttaka ebigenderera okutyoboola Buganda.

Obwakabaka bufulumizza ekiwandiiko ekinokoddeyo ebigambo byewandiika nga 04 March,2025 ebikwata ku ttaka ly’ e Kaazi, ebyalimu okutyoboola ensala ya kkooti, okunyomoola amateeka, n’okutyoboola Obwakabaka n’ekitongole kyabwo eky’ebyettaka, wamu ne kalebule gw’azze ayogera ku Buganda n’abakulembeze ab’enjawulo.

“Ettaka ly’e Kaazi lyawandiisibwa mu mannya ga Kabaka wa Buganda era okuva ku Ssekabaka Daudi Chwa II, ettaka lino yalirina nga Kabaka wa Buganda so si ng’omuntu, oluvannyuma lyadda eri Ssekabaka Muteesa II era naye yali alikozesa nga Kabaka wa Buganda”

Olw’ebyaliwo mu 1966 ng’Obwakabaka buggyiddwawo, Ettaka lino lyateekebwa mu kakiiko k’ebyettaka aka Uganda Land Commission nga bwekirambikibwa mu Ssemateeka wa Uganda owa 1967 akatundu aka 108″

Obwakabaka bwe bwakomawo mu 1993, Ettaka lino lyaddizibwa eri Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II era naye alikozesa nga Kabaka wa Buganda,  wabula si ng’Omuntu era mu kiseera kino lirabirirwa ekitongole ki Buganda Land Board.”

Obwakabaka butegeezezza nti teri akkirizibwa kukozesa ttaka lino erya Kaazi nga tafunye lukusa kuva eri Kabaka wa Buganda, era n’abaali baweebwako liizi baazifuna mu bukyamu era zonna zaasazibwamu.

Obwakabaka buzzemu okuluamya nti ettaka lino lya Kabaka wa Buganda, era n’ekooti enkulu mu mwaka 2017 yayongera okugikaatiriza mu musango ogwatwalibwayo Omulangira Henry Kalemera Kimera gweyali atutteyo ne banne nga bagamba nti ettaka siryakabaka wa Buganda ng’omuntu.
Obwakabaka bulambise nti ettaka lino eriweerako yiika 120 lya webwa abasikawutu mu mwaka 1948 bakolereko emirimu gy’obusikawutu, wabula nga tebaaweebwa lukusa lwonna kutunda oba kusalasala mu ttaka lino, nga bwebakola.
Ssabawolereza w’Obwakabaka Owekoitibwa Christopher Bwanika agamba nti abantu bonna abalina ebyapa ku ttaka lino, babirina mu bukyamu kuba commissioner w’ebyettaka yabisazaamu dda, nasaba ababirina okujja e Mengo bongere okulungamizibwa.
Mu nsisinkano ne banamawulire ku mbuga enkulu mu Bulange e Mengo, Ssaabawolereza wa Buganda Owek. Christopher Bwanika ategezezza nti bakooye minister Sam Mayanja okuwabya abantu olw’ebigendererwa bye ng’omuntu ebitamanyiddwa, kwekusalawo bamutwale mu kooti ng’omuntu.
Mu ngeri yeemu Owek.Bwanika asabye abantu bw’Obwakabaka obutawuddiisibwa bantu  abeenonyeza ebyabwe era abaliwo okutattana ekitiibwa ky’Obwakabaka, wabula bawulirize ekiva embuga buli kaseera kwebaba batambulira.
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omupiira oguggulawo empaka z’Amasaza 2026 guli mu kisaawe kya Mubende NTC – wakati wa Buweekula ne Kyadondo
  • Elon Musk ye Nnaggagga asoose okufuuka Trillionaire munsi yonna
  • Obwakabaka bulangiridde olukiiko oluteekateeka  Amatikkira ga Ssaabasajja Kabaka Mutebi II ag’emyaka 33 – gakukuzibwa mu kanisa ya Watoto nga 31 July,2026
  • Abasajja abagambibwa okutta Sydney Gongodyo eyali omuzannyi wa Rugbay – basiindikiddwa ku alimanda e Luzira okutuusa nga 23 June,2026
  • Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo – Mexico ekubye SouthAfrica 2 -0

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist