Government ya Uganda ng'ekolagana neginaayo eya Saudi Arabia bamalirizza enteekateeka y'okutandikawo ekibangirizi ekigenda okuyambako okutumbula ekirime ky'emmwanyi mu district ye...
Government ya Uganda etadde obukwakulizo obwamaanyi ku byuma bikalimagezi ebya kampuni ya starlink ebikozesa tekinologiya owekika ekya waggulu mu byempuliziganya,...
Omumbejja Diana Balizzamuggale Teyeggala aterekeddwa mu Masiro e Kasubi nga 22 December,2025, nga yafiiridde ku myaka 59 egy'obukulu. Omumbejja Balizzamuggale...
Akakiiko kebyokulonda katandise ku nteekateeka y'okukuba obukonge bw'abavuganya ku kifo kya Busiro East, oluvannyuma lw'ensala ya kooti eyagobye omusango, MunnaNUP...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Africa ekya CAF kyongeza ku mutemwa gw'ensimbi ezigenda okuwebwa omuwanguzi w'ekikopo ky'amawanga ga Africa ekya AFCON...