Abavubi ku mwalo gwe Kacungwa ogusangibwa mu ggombolola ye Mazinga mu district ye Kalangala balaajjana olw’ababbi b’ebyenyanjja abolekedde okubalemesa omulimu...
Abazadde abalina abaana abali wansi w'emyaka etaano mu muluka gwe Nabusanke mu district ye Mpigi beraliikirivu olw'abaana babwe okukwatibwa obulwadde...
Abaddukanya Kyambogo University batandisewo enkolagana ne government ya Cuba, okubakwasizaako n'okubafunira abasomesa ababayambako mu masomo ga science agamu. Omumyuka w'akulira ...
Abantu 5 bebasuunsuddwa akakiiko kebyokulonda mu district ye Serere, okuvuganya mu kalulu k'okujjuza ekifo ky'omubaka akiikirira ekitundu kya Serere mu...
Omuk. Albert Kasozi ayanjuddwa nga ssenkulu w'ekitongole kya Buganda Heritage and Tourism Board omuggya. Minister w'eby'obuwangwa, obulambuzi n'embiri Owek. David...