Abatuuze ku byalo eby’enjawulo mu ggombolola ye Lugusuulu basattira oluvanyuma ly’Embogo ensajja okubalumba. Abatuuze ku kyalo Kyemamba n'ebirala ebiriranyeewo bagamba...
Munnamawulire omugundiivu era munnabyamizannyo Stuart Kiwanuka Mutebi aziikiddwa e Kasokoso mu Wakiso. Stuart amaze ebbanga ng’aweereza program z’ebyemizannyo naddala omupiira...
President Yoweri Kaguta Museveni asuubizza nti alina enteekateeka nnene ey’okuggya banna Uganda mu bwavu mwebeekuyengera, era násaba abantu obutatabika byabufuzi...