Police ye Entebbe ezudde amabaati 215 agateeberezebwa okuba aga wofiisi ya Ssaabaminister agaalina okuwebwa abantu abanaku e Kalamoja. Amabaati gazuuliddwa...
Akabenje kagudde eKyalusowe ku luguudo oluva e Kampala okudda e Masaka, ng'onaatera okutuuka mu Nyendo. Aberabiddeko ng'akabenje kagwawo bagamba nti...
Police oluvannyuma lw’emyaka esatu ng' eyimirizza enkola ya “kawunyemu” kyaddaaki enkola eno ettukiziddwa buto, ng’emu ku binaayambako okukendeeza ku bubenje...
Kooti ewozesa abalyake n'abakenuzi eyimirizza emisango egivunaanibwa minister w'ensonga ze Kalamoja Mary Gorret Kitutu egy'okwezibika amabaati ga government agaali ag'okuwebwa...