Abayizi b’essomero bakwatiddwa police nga bekalakaasa – bonoonye emmotoka z’abantu by Namubiru Juliet October 3, 2023 0 Police mu kibuga Mbale eggalidde abayizi 13 ab'essomero lya Mbale SS ,ebalanze kwonoona bintu bya Bantu bwebabadde bekalakaasa. Abakwate bano... Read more
Ttabamiruka wa FUFA atwaliddwa Moroto – bakuteesa ku bukulembeze n’ebyensimbi by Namubiru Juliet October 2, 2023 0 Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA kikakasiza nti enteekateeka zonna ziwedde eza ttabamiruka w’ekibiina ow’omulundi ogwe 99 ow’omwaka guno... Read more
Abe Bujaasi basajjakudde – bateekateeka kwekutula ku Kigo kye Katende by Namubiru Juliet October 2, 2023 0 Abakristu b’ekisomesa kya St. Gabriel Maya Bujaasi mu Parish y'e Katende, bajaguzza emyaka 17 kasookedde ekisomesa ekyo kigunjibwawo. Batemye n'evvuunike... Read more
Ssaabasajja Kabaka asiimye Owek.Balikuddembe Ssenkusu afuuke ssenkulu wa Buganda Royal Institute omuggya by Namubiru Juliet October 2, 2023 0 Ssaabasajja Kabaka Ronald Muwenda Mutebi II, asiimye Owek. Joseph Balikuddembe Ssenkusu abeere Ssenkulu w’ettendekero lya Buganda ery’ebyemikono erya Buganda Royal... Read more
Police etandise okunoonyereza ku musirikale wa SFC atemuddwa – omulambo babadde bagusibidde mu nju by Namubiru Juliet October 2, 2023 0 Police n'amagye gatandise okunoonyereza ku musirikale waayo Corporal Madri Henry agambibwa okuba nga yatemuddwa ku mwalo gwe Kasenyi ku kyalo... Read more
FDC egenda mu maaso ntegeka z’okulonda abakulembeze baayo – tenafuna kuragiro kya kooti kikuyimiriza by Namubiru Juliet October 2, 2023 0 Akakiiko k'ebyokulonda mu kibiina kya FDC ekiwayi kye Najanankumbi kerayiridde okugenda mu maaso n'enteekateeka z'okulonda kwa kibiina kino okubindabinda nti... Read more
Emmotoka ekutte omuliro nesaanawo e Namutumba – mufiiriddemu ow’emyaka 2 by Namubiru Juliet October 2, 2023 0 Ebbujje lya myaka 2 lifiiridde mu kabenje ka mmotoka ne bazadde baalyo baddusiddwa mu ddwaliro e Namutumba mu Busoga nga... Read more
Omukyala abadde yeggamye enkuba mu taxi afiiriddemu by Namubiru Juliet October 1, 2023 0 Omukyala abadde yeggamye enkuba mu mmotoka ya taxi ebadde yasimbiddwa ku police mu Lubigi ku luguudo lwe Nansana afiiriddewo, ekipande... Read more
Gomba etangaazizza emikisa gy’okuzannya fayinolo z’amasaza ga Buganda 2023 by Namubiru Juliet October 1, 2023 0 Gomba etandise okutangaaza emikisa gyayo egy'okwesogga oluzanya olwakamalirizo bwekubye Buddu ku ggolo 2 - 1 mu kisaawe e Kabulasoke. Mu... Read more
Dr.Aggrey Kiyingi kitalo ! by Namubiru Juliet September 30, 2023 0 Dr.Aggrey Kiyingi omusawo omukugu mu ndwadde gy'emitima kigambibwa nti avudde mu bulamu bw'ensi, okusinziira ku bubaka obulabikidde ku kibanja kya... Read more