President wa Uganda Gen Yoweri Kaguta Museveni Tibuhaburwa akkiriza bamusiga ensimbi okuzimba ekisaawe ky'ennyonyi mu kkuumiro ly'ebisolo erya Kidepo Valley...
Abanyazi abatanamanyibwa bakuddemu era nebanyaga enziji zonna ezibadde zakawangibwa mu kizimbe ky'egombolola ya Butenga rural mu district ye Bukomansimbi. Egombolola...
Olumeggana olw’omutendera ogw’okubiri olunaku olw’okubiri mu program Entanda ya Buganda nga 07 November,2023 abamegganyi Kalyango Faruk eyafunye obugoba 19 ne...
Police mu Kampala n'emiriraano ekutte abantu babiri bagiyambeko mukunoonyereza kwetandisile kukavuvungana akabaddewo wakati w'omuyimbi Mugwanya Patrick amanyiddwa nga Allien Skin...
Ekibiina ekiddukanya omupiira mu Uganda ekya FUFA kiwaddeyo emipiira gyonna egya Uganda Premier League egigenda okuzannyibwa okuva ku Thursday, okuwaayo...
Abayizi ba P.7 batandise okukola ebigezo byabwe, bakeeredde mu kukola olupapula lwa Mathematics, ate olweggulo bakutuula olupapula kwa Social Studies....