Omuliro oguteeberezebwa okuba nga guvudde ku masannyalaze gukutte negusaanyawo ebbaala ya Okla Club esangibwa ku Old Kampala ebintu bya bukadde nabukadde...
Akulira oludda oluvuganya government mu parliament Joel Ssenyonyi, n'ababaka b'oludda oluvuganya government bakonkomalidde ku mulyango oguyingira mu kifo awaziimbibwa eddwaliro...
Omuyimbi wa Reggea ‘Peetah’ Morgan, era nnannyini Morgan Heritage Band afudde kibwatukira. Omujamaica ono afiiridde ku myaka 46 egy'obukulu. [caption...
Omutaka w'akasolya k'ekika ky'Endiga Eng. Daniel Bbosa akubiddwa amasasi agamuttiddewo. Omutaka Lwomwa attiddwa ng'anaatera okutuuka mu maka ge e Lungujja....
Obwakabaka bwa Buganda butongozza Eryaato ettongole erigenda okukozesebwa mu mpaka z'amaato ga Buganda eza 2024, n'amateeka aganaagobererwa mu muzannyo guno....