• Latest
  • Trending
  • All
Akakiiko k’ebyokulonda kagambye nti okulonda ba Ssentebe b’amagombolola kutambudde bulungi mu bitundu ebisiinga obungi – ewalala amasasi gavuze

Akakiiko k’ebyokulonda kagambye nti okulonda ba Ssentebe b’amagombolola kutambudde bulungi mu bitundu ebisiinga obungi – ewalala amasasi gavuze

February 4, 2026
Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa

May 25, 2026
Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo

May 25, 2026
Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo

May 25, 2026
Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966

May 24, 2026
Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

May 24, 2026
Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

Engabi Ensamba Bannantameggwa b’empaka z’ebika by’Abaganda eza 2025 bawanduse ku kikopo kya 2026

May 24, 2026
Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

Ssaabasajja Kabaka asiimye enteekateeka ya Ttabamiruka wa Buganda bumu ayindira mu Germany

May 23, 2026
Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

Ababaka 19 beebesowoddeyo okusaba kaadi ya NRM – okuvuganya ku kifo kya Sipiika wa parliament eye 12 n’omumyuka we

May 23, 2026
Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

Katikkiro Mayiga akyaddeko ku kitebe kya Uganda mu Germany – abasabye okwongera okutunda eby’obuwangwa ku lukalala lw’ebyobulambuzi awamu n’okugaziya akatale k’emmwanyi za Uganda

May 23, 2026
Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

Government ya Uganda erangiridde nti ebbeeyi y’amafuta eyolekedde okweyongera okulinnya – agayingira eggwanga gafuuse ga buseere

May 22, 2026
Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

Ekitundu ky’oluguudo oluyita ku lutindo lwa Katonga kiggaddwa okumala ennaku 3 – abali ku bwangu abamu kati bayita Ssembabule-Gomba

May 22, 2026
Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

Aba NUP bawangudde ekifo kya Sipiika n’eky’Omumyuka wa KCCA ku kisanja ekya 2026-2031

May 21, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Akakiiko k’ebyokulonda kagambye nti okulonda ba Ssentebe b’amagombolola kutambudde bulungi mu bitundu ebisiinga obungi – ewalala amasasi gavuze

by Namubiru Juliet
February 4, 2026
in Opinions
0 0
0
Akakiiko k’ebyokulonda kagambye nti okulonda ba Ssentebe b’amagombolola kutambudde bulungi mu bitundu ebisiinga obungi – ewalala amasasi gavuze
0
SHARES
59
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Akakiiko k’ebyokulonda ka The electoral Commission of Uganda kategeezezza nti okutwaliza awamu okulonda ku Mutendera gwa LC ey’okusatu kutambudde  bulungi, wadde nga waliwo ebitundu ebimu ebibaddemu obuvuyo.

Omwogezi w’akakiiko ke byokulonda Julius Muchunguzi ategezezza cbs nti alipoota zebafunye okuva mu bitundu ebisiinga obungi, ziraze nti okulonda kutambudde bulungi.
Agambye nti obumulumulu obubaddewo mu bifo ebimu, bakutuula ng’akakiiko k’ebyokulonda babeeko byebasalawo.
Wabaddewo okulonda ba ssentebe b’amagombolola ne ba kansala babwe okwetoloola eggwanga lyonna.
Mu bitundu ebisiinga obungi okulonda kutandise kikeerezi olw’abalonzi okulwawo okugenda mu bifo gyebalondera, wadde ebikozesebwa mu kulonda byatuusiddwa mu budde.
Ebitundu ebibaddemu obunkenke
Mu bitundu ebimu  okulonda abantu bakuzize, abalala abesimbyewo akalulu bakaddusseemu, abamu bakwatiddwa nebaggalirwa, saako abasirikale ababadde mu byambalo by’amagye abakubye amasasi mu bifo ebirondererwamu, nga kigambibwa nti babadde n’ekigendererwa eky’okubbirira obululu, era nga waliwo n’abantu abalumiziddwa!!

Ssembabule

Police mu Bbendobendo ly’e Masaka, ekakasizza okukwatibwa kw’abantu babiri mu kunoonyereza kweriko okuzuula abaakubye amasasi mu bantu e Ssembabule, mu kiseera ky’akalulu koomutendera gwa LC Ey’okusatu!!

Omwogezi wa Police mu Bbendobendo ly’e Masaka Twaha Kasirye, agambye nti abaalumiziddwa batwaliddwa mu ddwaliro e  Ssembabule n’e Masaka Regional Refferal hospital okufuna obujjanjabi.

Buikwe

Embeera yeemu erabiddwako mu district ye Buikwe etabuse, oluvannyuma lw’amagye okutabangula okulonda.

Wabaddewo okubwatuka kw’amasasi mu kitundu ky’e  Mpunge Nkokonjeru , nga kigambibwa nti abavunaanyizibwa ku byokulonda balumbiddwa bannamagye mu mmotoka bbiri, nebagolola Obululu bwonna nebabuteeka mu Boxi zaabwo oluvannyuma nebeggyawo.

Kino kitabudde abavunaanyizibwa ku kulonda, awo abatuuze nebasalawo okwaasaayasa boxi zonna ezissiddwamu Obululu, era okulonda nekuyimirizibwa.

E Namayingo
Amyuka RDC e Namayingo Sarah Kasadha agambye nti abantu olwalonda omukulembeze w’e ggwanga n’ababaka ba parliament nebeddirayo ku mirimu gyabwe, nebatajjumbira kulonda kw’amagombolola nr ba kansala.
Kasadha agambye nti ababadde mu lwokaano balemelerwa okukunga abawagizi babwe.
Mu ngeri yeemu Kasadha atangaazizza nekubuuma obukozeseddwa mu kulonda, nga mubitundu ebimu bukoze bulungi ate   mu bitundu ebiralal busikatidde.
Entebe
Waliwo ba Kansala basattu 3 ku kyalo Namulanda B mu Town Council eye Kajansi mu bitundu ebye Ntebe,  abatalabikidde ku bukonge ate nga bagamba nti baasunsulwa.era nebawandiisibwa.
Okwemulugunya kwabwe bakututte mu Kakiiko ak’ebyokulonda ku District eye Wakiso, kabeeko kyekabakolera.
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Jacob Markson Oboth Oboth ye sipiika wa Parliament eye 12 – wakumyukibwa Thomas Tayebwa
  • Ssaabasajja Kabaka alagidde abantube okwongera okutema empeza eziyimirizaawo ekitongole kya Kabaka Foundation – abe California bajaguzza emyaka 30 bukyanga kitandikibwawo
  • Abantu 3 bafiiridde mu kabenje akagudde mu kkuumiro ly’ebisolo erya Murchison Falls National Park – mubaddemu abakozi b’ekitongole ky’emisolo
  • Giweze emyaka 60 okuva olubiri lwa Kabaka e Mengo lulumbibwa nga 24 May, 1966
  • Arsenal the Gunners ekwasiddwa ekikopo kya Bungereza 2025/2026 – abawagizi baayo babinuka okwetoloola ensi yonna

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist