• Latest
  • Trending
  • All

Abantu 3 bakubiddwa amasasi mu kiro ekikeeseza olwaleero mu kibuga Jinja agattiddewo omuntu omu, Songa 2 baddusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Jinja nga bali mu mbeera mbi ddala.

October 15, 2020
Emipiira egiggulawo empaka z’ebika by’Abaganda 2026 – okuyingira mu kisaawe e Wankulukuku kwa shs 5000/=

Emipiira egiggulawo empaka z’ebika by’Abaganda 2026 – okuyingira mu kisaawe e Wankulukuku kwa shs 5000/=

April 30, 2026

Government ya Uganda ekoze ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erya Protection of Sovereignty bill 2026 – eggyemu ennyingo ezikugira okuyingiza ensimbi mu ggwanga

April 30, 2026
President Museveni awakanyizza obuwaayiro obwassiddwa mu bbago ly’obwetengereze bwa Uganda erya Protection of sovereignty bill 2026 – mwassibwamu ebitayisibwa mu lukiiko lwa ba minister

President Museveni awakanyizza obuwaayiro obwassiddwa mu bbago ly’obwetengereze bwa Uganda erya Protection of sovereignty bill 2026 – mwassibwamu ebitayisibwa mu lukiiko lwa ba minister

April 30, 2026

Bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya government basabidde Kiiza Besigye ku kitebe kya PFF mu Kampala – nga bajaguza amazaalibwa ge ag’emyaka 70

April 30, 2026
Bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya government basabidde Kiiza Besigye ku kitebe kya PFF mu Kampala – nga bajaguza amazaalibwa ge ag’emyaka 70

Christopher Okello Onyum asindikiddwa ku kalabba olw’okutta abaana 4 – ku Ggaba Early Childhood Development Centre

April 30, 2026

Christopher Okello Onyum is guilty o of murdering 4 toddlers at Ggaba Early Childhood Developement Centre

April 30, 2026
Abatongole bakiise embuga okulambikibwa mu nkola y’emirimu gyabwe – Katikkiro Mayiga abeebazizza olw’okukulemberamu enkulaakulana ya Buganda

Abatongole bakiise embuga okulambikibwa mu nkola y’emirimu gyabwe – Katikkiro Mayiga abeebazizza olw’okukulemberamu enkulaakulana ya Buganda

April 30, 2026
Obwakabaka bwa Buganda buwakanyizza ebbago ly’Etteeka 2026 eriwa Uganda Obwetengereze Protection of sovereignty Bill 2026 okuyisibwa nga bweriri – lyakukosa ebyenfuna bya bannansi n’eggwanga lyonna

President Museveni  atadde omukono ku mateeka amalala 8 – kuliko eriruηηamya ku by’eddagala n’ebizigo, ery’endaga butonde n’erikwata ku bakozi b’ewaka ne bankuba kyeyo

President Museveni atadde omukono ku mateeka amalala 8 – kuliko eriruηηamya ku by’eddagala n’ebizigo, ery’endaga butonde n’erikwata ku bakozi b’ewaka ne bankuba kyeyo

April 29, 2026
Government eweze abasuubuzi abakolera ku myaliriro egiri wansi w’ebizimbe byomu Kampala – abasuubuzi abaakosebwa amataba g’e Nakivubo bakugira nga balindiko okuweebwa ensimbi obuwumbi 20 ezaabasuubizibwa

Eight people remanded over shs 6 billions in the Finance Trust Bank fraud

April 29, 2026

NRM etandise akamyufu k’okulonda anaakwata bendera y’ekibiina mu kuddamu okulonda ssentebe wa district ye Kikuube

April 29, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Amawulire

Abantu 3 bakubiddwa amasasi mu kiro ekikeeseza olwaleero mu kibuga Jinja agattiddewo omuntu omu, Songa 2 baddusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Jinja nga bali mu mbeera mbi ddala.

by Namubiru Juliet
October 15, 2020
in Amawulire, Features, News, Opinions, Uncategorized
0 0
0
0
SHARES
58
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
The Critical Role of the Mayor | Cities Alliance

Abantu 3 bakubiddwa amasasi mu kiro ekikeeseza olwaleero mu kibuga Jinja agattiddewo omuntu omu, Songa 2 baddusiddwa mu ddwaliro ekkulu e Jinja nga bali mu mbeera mbi ddala. 

Enjega eno ebadde ku woteeri ya Crested crane mu Kibuga Jinja ku kizimbe kya woteeri eno ekippya ekizimbibwa, esaawa bwezibadde zikunukiriza okuwera Satu mu kiro ekikeeseza olwaleero.

Omwogezi wa police mu ttunduttundu lya Kiira Hajji Abey Ngakho agambye nti eyattiddwa ategerekeseko erya Mawa eyabadde supervisor wa kampuni yobwonnannyini eyobwerinda eya Hash security company.

Abey Ngakho agambye nti ababiri abaakubiddwa amasasi nebaddusibwa nebisago mu ddwaliro kuliko omukuumi wa kampuni eno eya Hash Security company saako omukozi wa kampuni ya Roll ezimba ekizimbe kya woteeri eno ekippya.

Hajji Abey Ngakho agambye nti enjega eno yabadde mu ngeri yabulumbaganyi ngabantu abalumbye nebakuba abantu bano amasasi tebanategerekeka, era police eri kunoonyereza okumanya ekituufu.

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Emipiira egiggulawo empaka z’ebika by’Abaganda 2026 – okuyingira mu kisaawe e Wankulukuku kwa shs 5000/=
  • Government ya Uganda ekoze ennoongosereza mu bbago ly’etteeka erya Protection of Sovereignty bill 2026 – eggyemu ennyingo ezikugira okuyingiza ensimbi mu ggwanga
  • President Museveni awakanyizza obuwaayiro obwassiddwa mu bbago ly’obwetengereze bwa Uganda erya Protection of sovereignty bill 2026 – mwassibwamu ebitayisibwa mu lukiiko lwa ba minister
  • Bannabyabufuzi ku ludda oluvuganya government basabidde Kiiza Besigye ku kitebe kya PFF mu Kampala – nga bajaguza amazaalibwa ge ag’emyaka 70
  • Christopher Okello Onyum asindikiddwa ku kalabba olw’okutta abaana 4 – ku Ggaba Early Childhood Development Centre

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist