• Latest
  • Trending
  • All

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

May 14, 2025
Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026

June 19, 2025
Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga

June 19, 2025
Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo

June 19, 2025
Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago

June 18, 2025
Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi

Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi

June 18, 2025
Mu Nnamutaayiika wa Buganda ow’okukulaakulanya eby’emizannyo – mulimu okuziimba ebisaawe mu masaza gonna 18 n’okukyusa ttiimu z’amasaza zifuuke Clubs

Mu Nnamutaayiika wa Buganda ow’okukulaakulanya eby’emizannyo – mulimu okuziimba ebisaawe mu masaza gonna 18 n’okukyusa ttiimu z’amasaza zifuuke Clubs

June 18, 2025
President Museveni amalirizza okulambula ebbendobendo lye Mpigi – ayisizza ekiragiro ku babba emmwanyi n’ente sibaakuweebwa kakalu

President Museveni amalirizza okulambula ebbendobendo lye Mpigi – ayisizza ekiragiro ku babba emmwanyi n’ente sibaakuweebwa kakalu

June 18, 2025
Abavubuka abalina byemuyiiyizza mubiwandiise mu miniatry ya Technology mufunemu – Col.Edith Nakalema

Abavubuka abalina byemuyiiyizza mubiwandiise mu miniatry ya Technology mufunemu – Col.Edith Nakalema

June 18, 2025
Abakuumi balwanidde sente shs 13000 e Kabowa – omu asse munne

Omukuumi akubye bakozi banne amasasi 2 naabatta e Mbuya – naye attiddwa

June 18, 2025
Empaka z’Amasaza ga Buganda 2025 zitongozeddwa – Katikkiro Mayiga akaatirizza ensonga y’empisa mu mupiira

Empaka z’Amasaza ga Buganda 2025 zitongozeddwa – Katikkiro Mayiga akaatirizza ensonga y’empisa mu mupiira

June 18, 2025
FUFA eronze abatendesi ba Uganda Cranes abalala – yetegekera empaka za CHAN 2025

FUFA eronze abatendesi ba Uganda Cranes abalala – yetegekera empaka za CHAN 2025

June 18, 2025
UHPAB ekitongole ekiggya ekigezesa abasawo kitandise okugezesa abayizi baakyo abasoose

UHPAB ekitongole ekiggya ekigezesa abasawo kitandise okugezesa abayizi baakyo abasoose

June 18, 2025
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS ASSOCIATES
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
  • CBS PARTNERS
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Entertainment

Abaluηamya b’emikolo bawabuddwa okwettanira okusoma basitule omulimu gwabwe

by Namubiru Juliet
May 14, 2025
in Entertainment
0 0
0
0
SHARES
59
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter

Minister w’Obuwangwa, Ennono, Embiri, Amasiro, Ebyobulambuzi, Ebyokwerinda n’Olulimi Oluganda Owek. Dr. Anthony Wamala awabudde abaluηamya/ aboogezi b’okumikolo okwettanira okubangulwa entakera,  olwo batambulire ku miramwa emituufu mu ntambuza y’emikolo gyebakulemberamu.

Owek. Wamala abadde aggalawo Ssemasomo w’abaluηamya b’okumikolo amaze ennaku bbiri mu Bulange e Mmengo, agambye nti kisaanidde aboogezi bulijjo okutwala obwogezi ng’omulimu gwennyini gwebateekeddwa okuyiiyiza n’okutambulira ku mateeka agagufuga, n’okuguwa ekitiibwa.

Owek. Anthony Wamala ng’ayogerako eri abaluηamya b’emikolo

Owek. Wamala mu ngeri yeemu abasabye okubeera eddoboozi lya Buganda n’oluwenda mweyita okusomesa abantu ba Kabaka ensonga z’Obuwangwa ez’enjawulo,  n’okumanyisa abantu nti Obuwangwa tekitegeeza kusamira kwokka, wabula empisa zonna ezitwawula ku bantu abalala.

Ssentebe w’abaluηamya mu Buganda Ismail Kaggya asabye minister abayambeko atuuse eddoboozi lyabwe eri abakulembeze mu masaza ag’enjawulo bakwatagane bulungi n’abaluηamya era nga bagoberera n’empeereza zaabwe.

Kaggya agambye nti ono ye Ssemasomo ow’omulundi ogw’omukaaga okuva lweyatongozebwa Katikkiro Charles Peter Mayiga mu September wa 2021.

Agambye nti abaluηamya 1357 bebayise mu bbanguliro lya Ssemasomo, n’asaba abaasooka okubangulwa okwettanira okuzza obuggya ebiwandiiko byabwe omuli n’olukusa oluva mu Bwakabaka okubatongoza okukola obuweereza buno.

Abaluηamya abeetabye mu Ssemasomo ono babanguddwa mu masomo ag’enjawulo okuli; Okukyala n’okwogereza mu Buganda, Ennono y’okwanjula n’okwanjulwa, Enkozesa y’olulimi mu mikolo, Ensobi enneemanyiize aboogezi zebeesibako, Obuvunaanyizibwa bw’omulungamya, Okuwasa kw’Abalangira n’Abalongo.

Babanguddwa abakugu okuli, Omuzira mu Bazira wa CBS Ssaalongo Kabanda Abby, Omulangira Kayemba Kayran, Hannington Ssonko Kavi, Ismail Kaggya, Nakibinge Deo n’abalala.

Ababanguddwa baweereddwa Ebbaluwa ezibakakasa, Endaga-mwogezi n’ekitabo kya Ssemasomo.

Bisakiddwa: Kamulegeya Achileo K

ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Omuteesiteesi omukulu mu by’ensimbi Ramathan Ggoobi awadde bannauganda bettanire eby’obulimi n’obulambuzi – benogere ku nsimbi ezaayisiddwa mu mbalirira y’eggwanga 2025/2026
  • Ssaabasumba Paul Ssemogerere atongozza ebijaguzo eby’emyaka 100 egya eklezia Lutikko eye Lubaga
  • Mu ppuloggulaamu Kkiriza oba Ggaana ku 89.2 – Omuteesiteesi omukulu Ramathan Ggoobi wakunnyonyola embalirira y’eggwanga 2025/2026 kyetegeeza eri ekitundu kyo
  • Government ya Uganda esazeewo okuyita mu mawanga ag’omuliraano ne Iran ne Israel – okununula bannauganda abakoseddwa olutalo oluli mu mawanga ago
  • Mu mwoleso gwa CBS Pewosa Nsindikanjake – abavubuka baweereddwa enkizo okusomesebwa ku nkozesa y’ettaka n’obwegassi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • CBS ASSOCIATES
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist