BANNA kibiina kya DP mu Disitulikiti ye Ssembabule basabye akulira ekibiina kyabwe Nobert Mao, obutetantala kugenda kwewandiisa kuntebe y'Omukulembeze w'eggwanga olw'ensonga nti obuwagizi bwabwe bakiriziganya bwa Robert Kyagulanyi Ssentamu.