• Latest
  • Trending
  • All
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026

Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala

June 25, 2026
Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe

June 25, 2026
Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwanawe

Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwanawe

June 25, 2026
Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse

June 25, 2026
President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

June 25, 2026
Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika  27 June e Nakiwogo Ntebbe

Empaka z’Amaato mu Buganda eza 2026 zitaandika 27 June e Nakiwogo Ntebbe

June 25, 2026

NRM yetegekera kamyufu k’abanaavuganya ku bifo bya parliament ya East Africa

June 25, 2026
Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

Idah Nabayiga owa NRM awangudde akalulu k’okuddamu okulonda omubaka omukyala owe Kalangala

June 25, 2026
Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

Ssaabasajja Kabaka Mutebi II asisinkanye abataka abakulu ab’Obusolya nga 24 June,2026 – abalambise bakuume obumu n’okuwuliziganya okwaηηanga ebisomooza Obwakabaka

June 24, 2026
NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

June 24, 2026
Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

Uganda ewangudde ekikopo kya Cecafa U17 Women’s Championship 2026

June 23, 2026
Buganda Royal Institute of Business and Technical Institute efunye Boodi empya – n’okutongoza Nnamutaayiika wa 2026-2031 wa buwumbi bwa shs 51

Former Kampala Lord Mayor Erias Lukwago – denied bail on misprision of treason charges

June 23, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Entertainment

Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala

by Namubiru Juliet
June 25, 2026
in Entertainment
0 0
0
Ebyava mu kukebera endagaluse z’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero n’abaana be byakulangirirwa nga 25 June,2026
0
SHARES
4
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Kkooti ya Mwanga II e Mengo, enywezezza n’okukoona stamp mu kiwandiiko ekikakasa abaana 4 nti omugenzi Prince Job Paul Kafeero Maanyiganjegere beyazaala okuva mu ntumbweze.
Paul Kafeero eyali nakinku mu kuyimba ennyimba za Kadongokamu yafa mu mwaka gwa 2007.
Abaana abakakasiddwa kuliko Kafeero Thomas amanyiddwanga Swazi Niga, Nagawa Elizabeth ,Kafeero Bendicto amanyiddwanga Dube ne Kafeero Simon Peter.
Kkooti  esinzidde ku alipoota ekoleddwa ekitongole kya government ekyekebeggya ebizibiti n’endaga lusse ki Government Analytical Labarotory wamu ne police ya Uganda,  ng’ eweereddwa omulamuzi omukulu owa kkooti eno ento eya mwanga II magistrate court, Doreen Ajuna.
O Government Analytical labarotory wamu ne police yeggwanga ,bifulumiza ebyava mu kwekebeggya endagaluse z’abaana abawerera ddala 25, ababadde bagambibwa nti ba mugenzi Prince Job Paul Kafeero, wabula oluvannyuma lw’okubakebera DNA kuzuuliddwako abaana 4 bokka nti Paul Kafeero beyazaala.
Abaana abo abakakasiddwa, bannamateeka baabwe , police n’abakulu mu kitongole ki government Analytical Labarorty oluvudde e Naggulu ku kitebe kya Police ewafulumiziddwa ebyavudde mukwekebejja endagaluse, boolekedde mu kkooti ya Mwanga II ew’ Omulamuzi abadde ewuliriza ensonga z’omusangu ogukwata ku nkayaana mu baana, okukakasa ebyo ebivudde mu kunoonyereza
Derick Namakajjo munnamateeka wabaana bano abakakasiddwa, agambye nti bakuwandiikira kkooti yeemu eno eya Mwanga II ebbaluwa, bagisabe ewe abaana abo 4 abakakasiddwa Certificate ezibatongoza nti bebaana abatuufu abomugenzi
Oluvanyuma lwa kkooti n’ebitongole bya government okukakasa abaana 4 bokka, enteekateeka nti zitandiise okukolebwa abaana bano nabooluganda lw’omugenzi Kafeero okuteekateeka okumwabiza olumbe,  nga n’omwana abadde agambibwa okuba nti ye musika DNA  zamuwandudde nti ssi wa Kafeero.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Munnamateeka Erias Lukwago atwaliddwa mu ddwaliro e Mulago – okuva mu kkomera e Luzira ng’avunaanibwa emisango gy’okusirikira amawulire g’okulya munsi olukwe
  • Police e Bukomansimbi ekutte abantu 4 abateeberezebwa okwekobaana nebatema Nnakawere nebamubbako omwanawe
  • Kooti eyongedde okunyweza ebivudde mu kukebera abaana b’omugenzi Paul Kafeero – abaana 4 bokka bebakakasiddwa nti beyazaala
  • Abaana 4 bokka bebakakasiddwa okuyita mu magezi ga science nti be baana b’omuyimbi omugenzi Paul Job Kafeero – abaana 25 bebaakebereddwa endagaluse
  • President Museveni alonze Dr.J.C Muyingo okugira ng’akolanga minister omujjuvu owa ministry y’ebyenjigiriza

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist