• Latest
  • Trending
  • All
NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

June 24, 2026
Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi

August 18, 2026
Court  orders New Park Lockup Owners Association to compensate 2 traders billions of shillings 

Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150

August 17, 2026

NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi

August 17, 2026

Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026

August 16, 2026
Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

August 15, 2026
Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu  1954 – 2026

Kitalo ! Munnabitone Alex Mukulu 1954 – 2026

August 15, 2026
Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

Waliwo nnamateeka abagala parliament erangirire mu lwatu – nti ba minister abaalina obutuuze bw’amawanga amalala bwasaziddwamu

August 14, 2026
Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa  ku kkomera e Kyegegwa

Emmundu 2 zezibbiddwa mu bulumbaganyi obukoleddwa ku kkomera e Kyegegwa

August 14, 2026
Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

Police ekutte ddereeva eyavaako akabenje omwafiira bannamwulire ba Next Media

August 14, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

August 13, 2026
Ministry y’ebyobulamu ewolerezza amalwaliro ga government agasaba abalwadde ensimbi

Omuyimbi Vinka ekiise embuga naayanjulira Katikkiro Mayiga ekivvulu kye – ekiriwo nga 21 August,2026 ku Cricket Oval

August 13, 2026
Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

Kooti esalidde Luggya Bbosa Tabula ne Luggya Noah ekibonerezo kyakuttibwa ku kalabba – olw’okutemula Eng.Daniel Bbosa eyali Omukulu w’ekika ky’Endiga

August 13, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo

by Namubiru Juliet
June 24, 2026
in Opinions
0 0
0
NUP ewandiise ebbaluwa esaba mu butongole okwegatta ku IPOD – wakyaliwo obukwakkulizo
0
SHARES
62
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Ekibiina kyebyobufuzi ki National unity Platform NUP  kiwandiise ebbaluwa entongole eri omukago gwa IPOD, nga kisaba okukkirizibwa okwegatta ku mukago guno okufuuka ki memba n’okwetaba mu nteekateeka zonna ezikolebwa omukago guno.
Abakulira NUP baali bagaana okwegatta ku mukago gwa IPOD nga bagamba nti tegulina bigenderwa byassimba, okuggyako abagukukira okunywamu obunywi ka caayi n’okwekubya ebifaananyi.
Mu kusooka NUP yali esazeewo okufiirwa ensimbi  government zeewa ebibiina byobufuzi naye nga teyeegase ku IPOD
Omwaka oguwedde 2025, parliament yakola ennongosereza mu tteeka erifuga ebibiina byobufuzi erya political parties and organizations Act, nekifuulibwa kyabuwaze ebibiina ebirina ababaka mu parliament okuweebwa ensimbi z’omuwi w’omusolo nti birina kubeera wansi womukago gwa IPOD, era nebissa omukono ku ndagaano y’omukago gwa IPOD.
NUP oluvanyuma lw’etteeka lino okuyisibwa nookutandiika okussibwa mu nkola,ensimbi obuwumbi 5 nobukadde 700 zeyali efuna buli mwaka zaayimirizibwa, wadde yalina ababaka 57  mu parliament eye 11, era omwaka gw’ebyensimbi 2025/2026 teyafuna nsimbi ezo.
Mu bbaluwa ewandiikiddwa ssabawandiisi wa NUP Lewis Rubongoya eri Ssenkulu w’omukago gwa IPOD Dr.Lawrence Sserwambala,NUP esabye ekkirizibwe okwegatta ku mukago gwa gwa IPOD.
NUP era eraze nti neteefuteefu okuteeka omukono ku ndagaano efuula ekibiina ki NUP memba omujjuvu owa IPOD.
Mu bbaluwa ssabawandiisi wa NUP Lewis Rubongoya gyeyawandiise ngennaku zomwezi 18 June,2026, NUP yeyamye okuteeka mu nkola nokugondera emiramwa, ebigendererwa by’omukago gwa IPOD, wamu nookugondera obukwakulizo bwendagaano y’omukago guno
Mu bbaluwa eyawandiikibwa Ssenkulu wa IPOD Dr.Lawrence Sserwambala wiiki emu eyise eri NUP, IPOD yabuulira  NUP okutegeeza omukulembeze wabwe Robert Kyagulanyi Ssentamu okubeerawo ng’omukulembeze owokuntikko ow’ekibiina, nti kubanga yeyekka akkirizibwa okuteeka omukono ku ndagaano efuula ekibiina ki memba kya IPOD.
Lewis Rubongoya mu bbaluwa ye eri IPOD, agisabye ekkirize omukulembeze owekiseera owekibiina ki NUP Lina zedriga nti yaaba akiikirira Robert Kyagulanyi Ssentamu omukulembeze wa NUP owokuntikko, mu kuteeka omukono ku ndagaano egatta NUP ku IPOD
Rubongoya mu bbaluwa ye eno eri IPOD agambye nti omukulembeze wekibiina Robert Kyagulanyi Ssentamu akyali bweru waggwanga, kale nga watali obuyinza obuddukanya ekibiina yabuleka mu mikono gya Lina Zedriga, era nga mwetegefu okuteeka omukono ku ndagaano efuula NUP memba wa IPOD
Rubongoya  ataddeko nebbaluwa endala eya Robert Kyagulanyi Ssentamu gyeyawandiise ng’ayongera Lina Zedriga obuyinza okubeera omukulembeze w’ekibiina ki NUP owekiseera,  ebbanga eddala lya mwezi mulamba okutuusa nga 16 July,2026.
Okusinziira ku ndagaano yomukago gwa IPOD ,omukulembeze wekibiina owokuntikko yeyekka akkirizibwa okuteeka omukono ku ndagaano eno efuula ekibiina ki memba mu mukago, ng’ali wamu ne ssabawandiisi w’ekibiina.
Ba Ssaabawandiisi b’ebibiina ebiri mu IPOD okuyita mu kakiiko kabwe ka IPOD Council basuubirwa okutuula bekennneenye okusaba  kwa NUP, basalewo ekiddako.
Ensisinkano yabakulembeze bebibiina byobufuzi ebirina obwa memba mu IPOd eya IPOD Summit , esuubirwa okubeerayo nga omwezi guno ogwa June,2026 tegunagwako, era eno yesuubirwa okuyitibwamu  okuyingiza ebibiina okuli ANT ne NUP mu IPOD.
Abakulembeze ba IPOD summit,kuliko owa DP Nobert Mao Ono nga ye ssentebbe wa IPOD mu kiseera kino, Yoweri Kaguta Museveni ssentebbe wa NRM, Jimmy James Akena President wa UPC ne Eng Patrick Oboi Amuriat  president wa FDC, nga kati basuubirwa  okwegattibwako Maj General Gregory Mugisha Muntu president wa ANT ne Robert Kyagulanyi Ssentamu president wa NUP.#
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Government ekkiriza okusasula ba Intern doctors ensako ya kakadde ka shs kamu buli mwezi
  • Abasajja 2 ababadde batemula aba bodaboda baakumala mu kkomera emyaka 150
  • NUP ne ANT eby’okugabana ku nsimbi za IPOD bikyaziηηamye – ebirala byagabanye buwumbi
  • Buddu ekubiddwa omupiira ogusoose – mu mpaka z’amasaza ga Buganda 2026
  • Gomba etangaazizza emikisa gyayo egy’okuva mu kibinja mu mpaka z’Amasaza ga Buganda 2026 – ekubye Ssese 2-1

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist