• Latest
  • Trending
  • All
Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

June 11, 2026
Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo mu Mexico City Stadium  – South Africa yeezigguddewo ne Mexico

Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo mu Mexico City Stadium – South Africa yeezigguddewo ne Mexico

June 11, 2026
Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza

June 11, 2026
Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 –  okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 – okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime

June 11, 2026
Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise –  president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise – president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

June 10, 2026
Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament  eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

Ba minister abaggya abatali babaka ba parliament bakubye ebirayiro ebibakkiriza okuteesa mu parliament eye 12 – Justine Kasule Lumumba akulira eby’amawulire yoomu ku balayidde

June 10, 2026
Buganda etongozza empaka z’omupiira gw’amasaza ga Buganda eza 2026 – bulabudde abakola effujjo nebanafuya ekiruubirirwa ky’okukuuma obumu

Buganda etongozza empaka z’omupiira gw’amasaza ga Buganda eza 2026 – bulabudde abakola effujjo nebanafuya ekiruubirirwa ky’okukuuma obumu

June 10, 2026
Omupiira gwa Uganda Cranes ne Zanzibar gusaziddwamu lwa kirwadde kya Ebola

Omupiira gwa Uganda Cranes ne Zanzibar gusaziddwamu lwa kirwadde kya Ebola

June 10, 2026

Akakiiko k’ebyokulonda katandise okunsula abegwanyiza ekifo ky’omubaka wa parliament omukyala owe Kalangala

June 10, 2026
Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi ku God’s plan Nursery and Primary School  e Ndejje Ssaabagabo

Omuliro gukutte ekisulo ky’abayizi ku God’s plan Nursery and Primary School e Ndejje Ssaabagabo

June 9, 2026
Okukuza olunaku lw’abazira olwa 2026 – Government egenda kugula ettaka ly’eyali governor wa bank enkulu Prof.Mutebire ezimbeko ekkaddiyirizo ly’abazira ba Uganda

Okukuza olunaku lw’abazira olwa 2026 – Government egenda kugula ettaka ly’eyali governor wa bank enkulu Prof.Mutebire ezimbeko ekkaddiyirizo ly’abazira ba Uganda

June 9, 2026
Abantu abewandiisa okufuna endagamuntu z’eggwanga mu kitongole kya NIRA bajjumbidde – bali mu mwoleso gwa CBS Pewosa oguli mu Lubiri e Mengo

Abantu abewandiisa okufuna endagamuntu z’eggwanga mu kitongole kya NIRA bajjumbidde – bali mu mwoleso gwa CBS Pewosa oguli mu Lubiri e Mengo

June 11, 2026
Sydney Gongodyo abadde omuzannyi wa Rugby aziikiddwa e Sironko – police yakakwata abantu 10 abateeberezebwa okumukuba ekyamuviiriddeko okufa

Sydney Gongodyo abadde omuzannyi wa Rugby aziikiddwa e Sironko – police yakakwata abantu 10 abateeberezebwa okumukuba ekyamuviiriddeko okufa

June 9, 2026
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
CBS FM
89.2 FM Emmanduso
Live
88.8 FM Eyobujjajja
Live
Advertisement
  • Home
  • News
    • News
    • World News
    • Health
    • CBS FM
    • Amawulire
    • Business
    • Sports
    • Opinions
    • Features
    • Entertainment
  • ABOUT US
  • ON-AIR PROGRAMS
    • CBS FM 88.8
    • CBS FM 89.2
  • DEPARTMENTS
    • BOARD OF DIRECTORS
    • MANAGEMENT
  • BUGANDA
  • CBS PARTNERS
    • Nsindikanjake Holdings Limited
    • CBS-PEWOSA NGO
    • Cbs Fans Club
    • Entanda ya Buganda magazine
    • Eyeterekera Sacco
    • Kyadondo Sacco
    • Busiro Sacco
    • Buddu Sacco
    • Stromme Foundation
    • Ebitongole byóbwakabaka
  • EVENTS
    • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Archive
  • CONTACTS
No Result
View All Result
89.2 FM
89.2 FM
88.8 FM Eyobujjajja
88.8 FM
Home Opinions

Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga

by Namubiru Juliet
June 11, 2026
in Opinions
0 0
0
Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga
0
SHARES
7
VIEWS
Share on FacebookShare on Twitter
Minister w’ebyensimbi n’okuteekerateekera eggwanga Henry Musaasizi ayanjulidde eggwanga embalirira government kwegenda okutambuliza emirimu mu mwaka gw’ebyensimbi ogujja 2026/2027 ya trillion 84 n’obuwumbi 391, essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo ogw’enkulaakulana y’ebibuga (Urbanisation)
Embalirira eno agisomedde mu kisaawe e Kololo parliament gyetuuziza olutuula lwayo olwaleero nga 11 June,2026, yetabiddwako n’omukulembeze w’eggwanga.
president Yoweri Kaguta Museveni mu kusoma embalirira y’eggwanga eya 2026/2027
Mu mbalirira eno, governmetnt eteeseteese okukuηηaanya omusolo oguweza ensimbi trillion 45 n’obuwumbi 960.
Trillion 1 n’obuwumbi 442 zigenda kuva mu nsawo government mwetereka eziva mu mafuta g’eggwanga, sog nga trillion ezisoba mu 35, government egenda kuzeewola okuva  munda mu Uganda n’ebweru w’eggwanga okuyimirizaawo embalirira eno eya trillion 84 n’obuwumbi 391.
Ku trillion 84 n’obuwumbi 391 , trillion 9 n’obuwumbi 709 egenda kuzikozesa okusasula emisaala gy’abaakozi n’ensako yaabwe.
Trillion 33 n’obuwumbi 262 bugenda kukozesebwa okuddukanya eggwanga okuli okuzimba enguudo, amasomero, amalwaliro, n’ebirala.
Trillion ezisoba mu 33, zigenda kusaasaanyizibwa okusasula amabanja n’abagoba ku mabanja government gezze yewola.
Obuwumbi 547 government egenda kuzisasula bank enkulu ey’eggwanga
Minister  Henry Musaasizi agambye nti government etaddewo ensimbi eri abayiiya, bannabitone, bannamakolero, bamufuna mpola, abasuubuzi, abalimi, abalunzi nabalala, okusitula embeera ya bannauganda, kwekusaba bannauganda bakozese embalirira eno okukyusa obulamu.
Minister era alangiridde nti nga omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni bweyalangirira nti ekisanja kino tewali kwebaka, tewali bulyi bwanguzi  era government etaddewo enteekateeka ez’omuzinzi okulaba nti embalirira eno etuukiriza ebigendererwa ebiteereddwamu
Enteekateeka zino kuliko okulwanyisa obuli bwanguzi, okumalawo emiwaatwa gyokwonoona ensimbi, okuziba emiwaatwa abantu mwebayitira okwepena emisolo n’ebirala.
Ebissiddwako essira
-Okusitula eby’enfuna y’abantu mu maka
-Okutumbula eby’obulimi n’obulunzi ng’abantu balima ebirime eby’okutunda
-Okutandikawo amakolero
-okutuusa obuweereza obusaanidde ku bantu
-Okunoonya obutale
-Eby’empuliziganya eby’omutindio ogwawaggulu
-Okutondawo emirimu
-Okutondawo mikisa egiyamba businesses omuli okuzimba amakubo, amasannyaaze n’ebirala
-Eby’obulamu
-Eby’enjigiriza
-Eby’okwerinda
-Empuliziganya
Mu by’entambula; Government esuubira okuddaabiriza enguudo eziwera, okuzimba ebiddyeri, nga mu kiseera kino ebiddyeri 2 byebizimbibwa ku Nnyanja Bunyonyi, era nga bisuubirwa okutandika okukozesebwa mu June 2027.
Waliwo n’enteekateeka y’okugula ennyonyi 8 okwongera amaanyi mu kampuni y’eggwanga eya Uganda Airlines, ekisaawe ky’ennyonyi ekya Kabaleega International Airport nakyo kinaatera okuggyibwako engalo, so nga ne Kidepo International Airport ali mu nteekateeka.
Mu by’obulamu; Kaweefube agenda kussibwa kukugemesa abantu endwadde, okulwanyisa endya embi, okusitula eby’obulamu bw’abakyala n’abaana, okussa eddagala mu malwaliro,okulwanyisa endwadde eziva ku nneeyisa y’abantu, saako okusaawo enkola ey’okutuusa obujanjabi ku balwadde abali obubi.
Eby’ebyenjiriza n’emizannyo; Essira lissiddwa kukusitula ebyenfuna by’abasomesa, okuteekateeka ekikopo kya AFCON, n’okuyigiriza ebayizi eby’emikono n’ebirala.
President Yoweri Kaguta Museveni mu kwogerako eri eggwanga ku mukolo guno alabudde abantu abesenza mu ntobazi n’abakolera ku nguudo okwetoloola eggwanga lyonna nti tebageza nebaddako nti kubanga omukono ogw’ekyuma gwakubakolako.
ShareTweetPin
Namubiru Juliet

Namubiru Juliet

Recent Posts

  • Empaka za FIFA world Cup 2026 zigguddwawo mu Mexico City Stadium – South Africa yeezigguddewo ne Mexico
  • Embalirira ya Uganda esomeddwa ey’omwaka 2026/2027-essira lissiddwa kukusitula eggwanga lyonna okutambulira ku mutindo gw’ebibuga
  • Katikkiro Mayiga agguddewo mu butongole omwoleso gwa CBS PEWOSA 2026 – atenderezza CBS FM olw’okuweza emyaka 30 ng’eweereza
  • Government ya Uganda egenda kwewola ensimbi obuwumbi bwa shs 730 – okukwasizaako abalimi okufukirira ebirime
  • Tewali munnauganda yazuuliddwamu kirwadde kya Ebola mu nnaku 5 eziyise – president Museveni agumizza bannauganda nti obulamu busiinga ensimbi

Recent Comments

No comments to show.
CBS FM

Copyright © 2022 CBS FM.

Navigate Site

  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Follow Us

No Result
View All Result
  • ABOUT US
  • Bbingwa
  • BOARD OF DIRECTORS
  • Buddu Sacco
  • BUGANDA
  • Busiro Sacco
  • Cbs Fans Club
  • CBS FM 88.8
  • CBS FM 89.2
  • CBS PEWOSA Trade Fair
  • CBS-PEWOSA NGO
  • CBSFM Birthday 22 June
  • CONTACTS
  • DEPARTMENTS
  • Ebitongole byóbwakabaka
  • Entanda ya Buganda magazine
  • EVENTS
  • Eyeterekera Sacco
  • home
  • KALIISOLIISO DINNER 2025
  • Kyadondo Sacco
  • MANAGEMENT
  • Nkozi Accident Trauma Centre
  • Nsindikanjake Holdings Limited
  • ON-AIR PROGRAMS
  • Stromme Foundation

Copyright © 2022 CBS FM.

Welcome Back!

Login to your account below

Forgotten Password?

Retrieve your password

Please enter your username or email address to reset your password.

Log In

Add New Playlist